• Latest
  • Trending
  • All
Parliament ya Uganda ezzeemu okuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga – ababaka 341 baliwagidde

Parliament ya Uganda ezzeemu okuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga – ababaka 341 baliwagidde

May 2, 2023

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

March 4, 2026
Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

March 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Parliament ya Uganda ezzeemu okuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga – ababaka 341 baliwagidde

by Namubiru Juliet
May 2, 2023
in Amawulire
0 0
0
Parliament ya Uganda ezzeemu okuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga – ababaka 341 baliwagidde
0
SHARES
249
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Parliament nate ezeemu  okuyisa etteeka eriziyiza okusaasaana kw’ omuze gw’ebisiyaga mu ggwanga, n’okukangavvula ababyenyigiramu, eryakomezebwawo president.

Bweyali azaayo etteeka lino eri parliament, president Museven  yanokolayo ensonga 4 ezaali zetaaga okutereeza, okwali ennyingo ekwata ku kubudabuda abantu ababadde mu muze gw’obusiyazi, ensonga ekwata ku kuwaabira abantu abateeberezebwa okwenyigira mu muze gw’obusiyazi, n’ensonga ekwata ku bannanyini bifo omukolebwa omuze gw’obusiyazi

Akakiiko ka parliament akalondoola eby’amateeka, mu alipoota yaako essomeddwa  ssentebe waako Robinah Rwakoojo eri parliament, kakaanyiza ne president w’eggwanga nekagyamu ennyingo eyogera ku kyokukangavvula omuntu ateberezebwa okubeera omuli webisiyaga, akakiiko kasazeewo nti omuntu avunanibwenga okusinziira ku musango gwaba yenyigiddemu ogwobuli bwebisiyaga So ssi kuvunaanibwa olwendabika ye n’enfanaana ye.

Wabula Omubaka wa west Budama North East Fox Odoi Nate era ayanjudde alipoota y’ababaka abatono, ewakanya etteeka lino lyonna n’ennyingo zonna president w’eggwanga zeyazaayo mu parliament

Fox Odoi abadde abuulidde palament nti etteeka lino lyonna lisuulibwe mu kasero, kubanga kikontana ne ssemateeka w@eggwanga.

Oluvanyuma, wabaddewo okussoma linnya ku linnya agababaka okusalawo ku tteeka lino.

Gyebigweredde ng’aababaka 341 bawagidde etteeka lino liyisibwe ,omuzze gw’ebisiyaga gulwanyisibwe mu ggwanga.

Amyuka ssaabaminisita w’eggwanga owokusatu, Hajjat Rukiya Nakadama abuulidde parliament nti eggwanga terisobola kusuula nnono n’empisa zaalyo, olw’okweguya obuyambi obuva mu mawanga n’ebitongole ebitiitiibya abenyigira mu muze guno.

Cue in …Rukiya ennono

Ssabawolereza wa gavument Kiryoowa Kiwanuka abuulidde parliament nti government netegefu okussa etteeka lino mu nkola ,oluvanyuma lw’okuddamu okulyetegereza.

Akulira oludda oluvuganya government Owek Mathias Mpuuga Nsamba abuulidde parliament nti buvunanyizibwa bwa buli munnansi kaabe omubaka wa parliament okukuuma n’okutambulira ku mpisa z’eggwanga, n’obutakkiriza mpisa nkoperere okwefuga ensi Uganda

Sipiika wa parliament Anita Annet Among alabudde ababaka ba parliament okwewala embeera ey’okusikirizibwa ensimbi  batunde empisa z’eggwanga.

Etteeka lino nga parliament bwezeemu okuliyisa, egenda kuddamu okulisindika eri president w’eggwanga okulisaako omukono, yanasalawo oba alisaako omukono oba aligoba#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo
  • Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna
  • President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist