• Latest
  • Trending
  • All
Omuyizi wa Wampeewo Ntakke SS asaangiddwa ng’afiiridde okumpi n’essomero – kigambibwa byekuusa kuby’okumukaka okukola amasomo gaabadde tayagala

Omuyizi wa Wampeewo Ntakke SS asaangiddwa ng’afiiridde okumpi n’essomero – kigambibwa byekuusa kuby’okumukaka okukola amasomo gaabadde tayagala

June 10, 2024
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026

Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya

March 16, 2026
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

March 16, 2026
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

March 16, 2026
Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

March 16, 2026
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

March 14, 2026
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

March 13, 2026
Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

March 12, 2026

Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court

March 12, 2026

Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S

March 12, 2026
Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

March 12, 2026
Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

March 11, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Omuyizi wa Wampeewo Ntakke SS asaangiddwa ng’afiiridde okumpi n’essomero – kigambibwa byekuusa kuby’okumukaka okukola amasomo gaabadde tayagala

by Namubiru Juliet
June 10, 2024
in Amawulire
0 0
0
Omuyizi wa Wampeewo Ntakke SS asaangiddwa ng’afiiridde okumpi n’essomero – kigambibwa byekuusa kuby’okumukaka okukola amasomo gaabadde tayagala
0
SHARES
337
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abayizi ku ssomero lya Wampewo Ntake Senior Secondary School  Gayaza Kasangati mu district ye Wakiso baguddemu ekyekango muyizi munnabwe bwasangiddwa ng’afiiridde okumpi n’essomero.

Nantongo Hawa myaka 19 egyobukulu yasangiddwa ng’alengejjera ku muti oguliraanye essomero.

Kigambibwa nti Nantongo Hawa abadde n’obutakwatagana ne maama we ku masomo gabadde ayagala okusoma mu S.5, wabula nga nnyina yagamugaana.

Omwana abadde ayagala kukola ssomo lya MEG omuli okubala ,ebyenfuna ne Geography sso nga maama we ayagala akole essomo lya BCM Biology ,Chemistry n’okubala omwana kyeyagaana.

Okunoonyereza okwakakolebwa police kulaze nti omukumi w’essomero eryo agibulidde nti yasembye okulaba  Nantongo Hawa ng’afuluma gate y’essomero, wabula amawulire gazeemu okufuna nga gamutegeeza nti omwana asangiddwa okumpi n’essomero ng’afudde.

Amyuka omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Luke Owesigire asinzidde mu lukungaana lwa banamawulire ku Kitebe Kya police e Naguru nasabye abazadde obutakaka baana bintu byebatagala, wabula bongere kubalungamya kwebyo bebabeera basazeewo.

Police ekyanoonyereza okukakasa oba ng’omwana yetuze, oba nga basse mutte nebawanika omulambo ku muti, okubuzaabuza obujulizi.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
  • Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya
  • Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri
  • Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe
  • Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist