Omubaka Latif Ssebagala avudde mu lwokaano lwokuvuganya ku bwa Loodimeeya bw’ ekibuga kya Kampala (NUP flag bearer Latif Ssebagala quits Kampala Lord Mayor race)
Ekibiina kya National Unity Platform Kyafulumya olukalala lw’abantu abaakwasiddwa bendera y’ekibiina ku bwa loodi meeya bwa Kampala ssaako obwa meeya bwa division ettaano ezikola Kampala. Omuyimbi Joseph Mayanja amanyiddwa ennyo nga Chameleone y’omu ku bawanduddwa akakungunta k’ekibiina kino ku bwa Lood Meeya bwa Kampala.