• Latest
  • Trending
  • All
Oludda oluvuganya government lugamba nti embalirira yéggwanga 2023/2024 siyakuyamba muntu wa bulijjo

Oludda oluvuganya government lugamba nti embalirira yéggwanga 2023/2024 siyakuyamba muntu wa bulijjo

May 19, 2023
Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

February 18, 2026
Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

February 18, 2026
Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

February 18, 2026
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Oludda oluvuganya government lugamba nti embalirira yéggwanga 2023/2024 siyakuyamba muntu wa bulijjo

by Namubiru Juliet
May 19, 2023
in CBS FM
0 0
0
Oludda oluvuganya government lugamba nti embalirira yéggwanga 2023/2024 siyakuyamba muntu wa bulijjo
0
SHARES
323
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Oludda oluvuganya government mu parliament luliko enkyukakyuka zerwabadde zaagala zikolebwe mu mbalirira y’eggwanga 2023/2024 , ensimbi zive ku bintu ebimu byebayise ebyokwejalabya zigende ku bintu ebigazisa awamu bannansi.
Wabula okusaba kwabwe  tekwateereddwa mu nkola, mu mbalirira yéggwanga eya trillion 52 nóbuwumbi 740 parliament gyeyayisizza.
Embalirira yayise tewali nkyuukakyuuka yonna ekoleddwa okuva ku muwendo agyalabikidde mu alipoota  y’akakiiko ka parliament akavunanyizibwa ku mbalirira y’eggwanga.
Oludda oluvuganya government lwabadde lwagala ensimbi obuwumbi 100 ezaabadde zisaliddwa ku kitongole ekisaasaanya ky’amasanyalaze ki Rural electrification Agency, nti zissibwe kukugula tractor ezirima.
Lwabadde era lwagala ensimbi eziweebwa amaka g’obwa President obuwumbi 454 zisalibwe asigaze obuwumbi 12 bwokka ,nti ensimbi endala ziteekebwe mu  byobulamu okusinziira ku kusaba okwayanjuddwa omubaka  Ibrahim Ssemujju Nganda.
Ibrahim Ssemuju Nganda omubaka wa Kira municipality
Akulira oludda oluvuganya government Owek Mathias Mpuuga Nsamba alabudde nti okusinziira kubiteereddwa mu mbalirira, embalirira eno ey’omwaka 2023/2024 tegenda kuyamba nnyo kusitula mbeera zabannansi.
Owek Mathias Mpuuga Nsamba awabudde babaka banne ba NRM, nti baggya kusanga akaseera akazibu okunyonyola abalonzi ku by’ensimbi ezigenda mu maka gobwa Preident, nti nnyingi okusinga ezigenda mukulwaanyisa obwavu nokutuusa obuwereza eri abantu.
Abawadde amagezi nti omulundi oguddako, bafune obuvumu okusimbira ensimbi ezo ekkuuli.
Omumyuka owokusatu owa ssabaminsita w’eggwanga Hajjat Rukia Nakadama yebaziza oludda oluvuganya government olw’ebirowoozo byabwe byebawa mu mbalirira eno,nti wadde tebirina kyebyakyusizza mu mbalirira naye biyambe government okubaako byetereeza.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026
  • Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye
  • Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo
  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist