• Latest
  • Trending
  • All
Okuyimba ennyimba za Ssekukkulu mu Bulange e Mengo – mubaddemu okusabira Uganda ebeeremu akalulu ak’amazibs n’obwenkanya

Okuyimba ennyimba za Ssekukkulu mu Bulange e Mengo – mubaddemu okusabira Uganda ebeeremu akalulu ak’amazibs n’obwenkanya

December 19, 2025
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
Abaali abakozi b’ekitongole ki Uganda Posta and Telecommunications Corporation ekyasattululwa mu 1997 –  bakyabanja government

Abaali abakozi b’ekitongole ki Uganda Posta and Telecommunications Corporation ekyasattululwa mu 1997 – bakyabanja government

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Okuyimba ennyimba za Ssekukkulu mu Bulange e Mengo – mubaddemu okusabira Uganda ebeeremu akalulu ak’amazibs n’obwenkanya

by Namubiru Juliet
December 19, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Okuyimba ennyimba za Ssekukkulu mu Bulange e Mengo – mubaddemu okusabira Uganda ebeeremu akalulu ak’amazibs n’obwenkanya
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, ayagalizza abakozi mu bitongole by’obwakabaka byonna, amazaalibwa amalungi age ssanyu n’omwaka 2026 omujja ogw’emirembe.
Ku kkono omulangira Herbert Kateregga n’Omuzaana Sorome Mirembe
Ssabasajja Kabaka asiimye naatuma omwana w’embuga Omulangira Herbert Kateregga, okubera omugenyi ow’enjawulo ku mikolo gy’ennyimba za Ssekukkulu ezibuumbujjidde mu Bulange e Mengo.
Awerekeddwako Omuzaana Sorome Mirembe.
Ba Ssenkulu b’ebitongole bya Kabaka nga bali n’Omulangira Herbert Kateregga
Ku mukolo guno gavumenti ya Buganda lwekomekkerezza emirimu gy’Omwaka guno 2025, nga 19 December, yaakuddamu okukakkalabya nga 05 January,2026.
Wabula ebitongole ebimu byakusigala nga bikola omuli Cbs, BBS, Toursim n’ebirala.
Omulangira Herbert Kateregga era akoolezezza omuti ogwa Chrismas, ogugenda okwakira mu Bulange ng’akabonero akookujaguza ennaku enkulu ezaamazalibwa ga yesu Kristo.
 Abakozi bagabuddwa ekijjulo ekyenjawulo ne keeci ekoleddwa mu kifaananyi kya Bulange.
Ku mukolo gwegumu, Katikkiro Charles Peter Mayiga, kwasinzidde naagamba nti mu mwaka guno, obwakabaka bukolaganye neebitongole ebyenjawulo omuli nebya government eya wakati, naddala mu kutaasa obutonde n’okumaliriza amasiro ge Kasubi era nti mu 2026, balina esuubi eryokukirawo.
Katikkiro Mayiga agambye nti Obwakabaka buteekawo ebitongole okwongera okusembeza obuweereza eri abantu ba Buganda era biweebwa olupimo lw’enkola y’emirimu.
CBS Radio ya Buganda yekize mu binnaabyo byonna mu buweereza obulungi omwaka guno 2025 era neweebw engabo, so nga ne 2024 yeyagitwala.
Ssabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala, Paul Ssemogerere, nga yaakulembeddemu okubuulira mu kusaba ku lunaku luno,  asabidde eggwanga okubukalamu emirembe naddala mu kiseera kino ekyokulonda.

Ensonga Ssaabasumba Lwanga zaataddrko essira ng’abuulira;
-Okulonda abakulembeze baffe mu mirembe n’essanyu

-Abekobaana nebabba ettaka lya bannaabwe okukikomya Kikyamu nnyo

-Obwenkanya busaanye bulabikire mu buli kyetukola

-Okulabirira abanaku n’okukuuma obutonde bw’ensi bibeere ku mwanjo, tusobole okufuna obulamu obulungi n’essanyu.

-Tuyige okufuga amaddu g’ebyensimbi n’ebyobufuzi.

-Okutunda ebitawera, kikyamu kubanga tekiraga kifaananyi kituufu kyabukozi bwa sente ne mu maaso ga Katonda.

-Obwanakyemalira ye kanaluzaala w’obuhulumbo obutaggwa bantu..

-Amateeka agafuga eby’okulonda gasaanye gabeere nga gwakwata ku bulyomu, kireme kuletaaeo ndoliito n’obutali bwenkanya.eri abavuganya.

 

-Ekibba kalulu kyafuuka lukokobe, nga buli omu akukaaba.

“Ne president yennyini akikaaba nti abamuvuganya babba akalulu ke naddala wano mu Buganda mu 2021.

-Bekikwatako twagala mutuzzeemu essuubi nga muwuliriza abantu era nemukola ebyo ebisaanidde era ebiruma abantu

Eddoboozi ly’abantu ly’eddoboozi lya Katonda.

Omukungu Balikuddembe Joseph Ssenkusu, ssenkulu wa Buganda Royal Institute of Business and Technical Education – Mengo, abakulembeddemu okuteekateeka omukolo gw’ennyimba z’amazaalibwa g’omwaka guno 2025 agambye nti enteekateeka zibatambulidde bulungi ddala.
Ssenkulu wa CBS, Omukungu Micheal Kawooya Mwebe, nga bebannantameggwa bempaka zeebitongole bya Buganda mu buweereza, ng’engabo eno bagyeddizza omulundi ogwokubiri ogw’omudiringanywa, agambye nti obumu bwebuyambyeko ekitongole okukola obulungi n’omwaka guno.
Ndagire Juliet omukozi w’omwaka owa 2025 ku CBS, nga Katikkiro Charles Peter Mayiga amukwasa ejjinja ery’omuwendo
Ndagire Juliet ku lwabakozi banne mu Cbs yeebazizza nnyo ssabasajja, olwokumuwa omukisa naawereza mu kitongole kino ekimukuzizza naatuuka ne ku kkula lyokuba omukozi asukkulumye ku banne mu buweereza ow’omwaka 2025.
Omwaka ogujja 2026, ekitongole kya Lubiri Nnaabagereka Primary School kyekigenda okuteekateeka emikolo gyenyimba z’amaazalibwa.
Abakozi abenjawulo bawereddwa ebirabo nengule olwokukira ku bannabwe mu bitongole ebyenjawulo,  Omukozi Ndagire Juliet, yakize mu ba Cbs, Namwanje Ritah yakize mu Cbs Pewosa Nsindika Njake, Ruth Namukasa Kabali yakize mu Buganda Land Board, (BLB), David Nakibinge yasiinze mu BICUL, Ssimbwa Shan yakize mu BBS Telefayina, Kasali Alex yakize mu ba Gavumenti ya Kabaka.
Abalala Nabanja Teddy yakize mu K2, Disan Mwesigwa yakize mu bakozi ba Lubiri High Buloba Campus, Betty Regina Nanyonga yakize mu kitongole kya Namulondo Investments, Namusoke Moreen yasinze aba Lubiri High school Mengo Campus, n’abalala.
Ku mukolo guno, Choir ezenjawulo omubadde ne Choir eyaawamu eyaabakozi okuva mu bitongole byobwakabaka ebyenjawulo, ne Choir endala okubadde eya Namugongo Youth Choir, Cacemcho Choir, St Charles Lwanga Lubaga Cathedral neya St Denis Kimanya zeziyiimbye ennyimba zaamazaalibwa.
Omukolo guno era gwetabiddwa abalangira naabambejja, bannadiini omubadde nomulabirizi we Namirembe Moses Banja, Abataka b’Obusolya, abakulembera ebitongole nabakozi abalala bangi.
Bisakiddwa: Ddungu Davis ne Ssekajiija Augustus
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa
  • Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist