• Latest
  • Trending
  • All
Obuwumbi bwa shs 3 n’ekitundu zezisondeddwa mu misinde gya Rotary Cancer Run

Obuwumbi bwa shs 3 n’ekitundu zezisondeddwa mu misinde gya Rotary Cancer Run

August 31, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Obuwumbi bwa shs 3 n’ekitundu zezisondeddwa mu misinde gya Rotary Cancer Run

by Namubiru Juliet
August 31, 2025
in Health
0 0
0
Obuwumbi bwa shs 3 n’ekitundu zezisondeddwa mu misinde gya Rotary Cancer Run
0
SHARES
94
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obuwumbi bwa shillingi 3 n’obukadde 573 zezikunganyiziddwa mu misinde gya banna Rotary ejigendereddemu okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewajjanjabirwa n’okukalirira abalwadde ba kookolo  ku ddwaliro e Nsambya.

Abaddusi abasobye mu mitwalo 6 bebeetabye mu misinde jino egy’omulundi ogwe 14, ejiyindidde mu kisaawe e Kololo n’ebitundu by’eggwanga ebyenjawulo ebirala.

Bwabadde akulembeddemu emisinde gino, Director wa Rotary munsi yonna, era ssentebe w’olukiiko olufuzi olwa kampuni ya Quality Chemicals Ltd, Dr. Emmanuel Katongole, asabye banna Rotary okwongera amaanyi mu kawefube wookuduukirira abantu mu nkola ey’okuwaayo eri enteekateeka nga zino.

Akakasizza nti baagala okulaba ng’ekiruubirirwa kyabwe eky’okumaliriza ekifo ekijjanjababirwamu kookolo e Nsambya nga kijjibwako engalo ng’omwaka 2027 tegunatuuka.

Eyali governor wa Rotary mu Uganda ne Tanzania, Steven Mwanje era eyalina ekirooto kyabantu okudduukirira enteekateeka y’okuzimba ekifo ewajanjabirwa kookolo, agambye nti ensimbi buli mwaka zeyongera nga ezomwaka guno zeekubisizzamu emirundi 2 kwezo ezakuηaanyizibwa omwaka ogwayita.

Mu nteekateeka eno, wabaddewo okuzanya akazanyo kookugaba ekyapa ky’ettaka okuva mu Bakayima Real Estates, era akalulu kasoose kugwa ku Francis Olul, kyokka nebamuyita okumuwa ekyaapa nga yagenze, olwo omukisa negugenda ewa Lynette Najjemba Ddungu.

 

Ssenkulu wa Bakayima, Kaweesa Kareem, agambye nti kino bakikoze okuddiza ku banna Uganda abaduukiridde Rotary mu kulwanyisa kookolo mu Uganda.

Fabian Kasi, ssenkulu wa Bank ya Centenary abawagidde enteekateeka eno agambye nti obwetaavu bukyali bunene era bakunze abantu okwongera okubakwasizaako ku mulimu guno.

Kampuni ezenjawulo neebitongole bya gavumenti byetabye mu kawefube ono ow’emisinde.

 

Abaddusi badduse emisinde egya kiro meter e 10, 21 ne 42 okusinziira ku busobozi bw’omuntu, sso nga abalala basigadde mu kisaawe e Kololo nga beekolera dduyiro.

Kookolo zezimu ku ndwadde ezisiinga okukosa banna Uganda, nga mu Uganda kookolo waamabeera, omumwa gwa nnabaana, byebisinga okukosa abakyala sso nga owa Prostate yasinga okukosa abaami.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist