• Latest
  • Trending
  • All

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

March 21, 2023
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

by Namubiru Juliet
March 21, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akulira oludda oluvuganya government mu parliament  Mathias Mpuuga Nsamba aloopye  abachina abakolera wano mu Uganda abeeyita ba musiga nsimb, eri government yabwe eya China nti basusse okusaanyawo obutonde bwensi mu Uganda nga bekweka mu kusiga ensimbi.

Mpuuga asabye government ya China ekome ku bantu baayo bano bakomye okwonoona obutonde bw’eggwanga lino Uganda.

Mathias Mpuuga Nsamba okusaba kuno akuttise omubaka wa China mu Uganda  Zhang Lizhong bwabadde amukyaluddiko mu office ye ku Parliament mu nsisinkano mwebogeredde ku nsonga eziwerako.

Mathias Mpuuga Nsamba agambye nti wadde bawagira eby’okusiga ensimbi mu Uganda n’okuwa abantu emirimu, nti naye kikwasa ennaku abachina bano obutafa ku butonde bwansi, ekyoleekedde okutaataaganya ebiseera by’eggwanga bino ebyomumaaso ne project zabwe zennyini zebasizeemu ensimbi nazo ziggya kwonooneka.

Era amusabye ayogereko nebannanyini makolero ago bawe bannansi ekitiibwa abakolera mu makolero ago, naagamba nti newankubadde bakozi, nti naye basaanye okuyisibwa ng’abantu.

Ba minister ku ludda oluvuganya government okuli Yusufu Nsibambi, Joyce Bagala ,Francis Mwijukye, Francis Katabaazi beetabye mu nsisinkano eno.

Bano  tebalumye mu bigambo byabwe babuulidde ambassador wa China mu Uganda nti okutulugunyizibwa bannayuganda abakola mu makolero gabaChina kwebayitamu, kuliko okubakabasanya, okukolera mu mbeera embi ebatyoboola, wamu nabachina okusengula bannansi ku ttaka lyabwe.

Bano era bemulugunyizza ku mutindo omubi ogw’ebintu n’enguudo ezikolebwa kampuni y’abachina zebakola mu Uganda, nti ekibiviirako obutaba bya buwangaazi.

Mu kwanukula ,omubaka wa China mu Uganda Ambassador Zhang Lizhong agambye ekitebbe Kya china mu Uganda kifuba nnyo okulungamya  abatwala kampuni za government ya China mu Uganda okugoberera amateeka ga Uganda mu nkola yaabwe eyemirimu ,wabula kizze kisanga okusoomozebwa okw’amaanyi  okulungamya banannsi ba china mu Uganda abalina kampuni ezabwe ez’obwannanyini.

Ambassador Zhang Lizhong wabula asuubiza nti ekitebe Kya china mu Uganda kyakwongera okutuukiriza abantu abo bogere nabo ku nsonga ezo.#

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti
  • UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -