• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga alambudde CBS FM ku Masengere – akubirizza abakozi okwenyigira mu bintu ebirala ebivaamu ensimbi

Katikkiro Mayiga alambudde CBS FM ku Masengere – akubirizza abakozi okwenyigira mu bintu ebirala ebivaamu ensimbi

October 30, 2024
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Katikkiro Mayiga alambudde CBS FM ku Masengere – akubirizza abakozi okwenyigira mu bintu ebirala ebivaamu ensimbi

by Namubiru Juliet
October 30, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Katikkiro Mayiga alambudde CBS FM ku Masengere – akubirizza abakozi okwenyigira mu bintu ebirala ebivaamu ensimbi
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza CBS olw’okukulemberamu entegeka y’okubunyisa obubaka obuva embuga okubutuusa ku bantu okwetoloola ensi yonna, ng’ate buli mu lulimi Oluganda.

Katikkiro abadde alambula abakozi mu CBS FM mu wofiisi zabwe, era ng’alambudde emu kwemu nga bw’ababuzaako n’okwongera okumanya amannya gabwe n’ebibakwatako ebirala n’okubongera essuubi mu byonna byebakola.
Katikkiro Charles Peter Mayiga n’abamu ku bakulembeze ba CBS fm (2024)
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaweereza ku Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS okubeera abesimbu ku Mirimu gyabwe, olwo lwebagenda okugiganyulwa mu.
Agambye nti okuweerereza mu bwesimbu n’Omukwano eri Obwakabaka ne Uganda yonna kiyambako Radio ya Ssemunywa okwongera okuggumira mu Bantu, neyeebaza abaddukanya Radio eno.
Akulira eby’emirimu ku CBS Omuk.Robert Kasozi ng’ayaniriza Katikkiro Charles Peter Mayiga (ekif.2024)
Katikkiro asabye abaweereza Okukola Okunoonyereza Okumala nga tebannagenda ku Mpewo, n’okwongera okutuusa ku bantu obubaka obubawa essuubi n’okubakulaakulanya.
Akulira ekitongole kya CBS eky’emitimbagano Omumbejja Aisha Nakalema ng’alaga Katikkiro emikutu gya CBS egy’emitimbagano (ekif.2024)
Mungeri eyenjawulo abawadde amagezi okussa ensimbi mu bintu ebirala ebizaala ensimbi bekulaakulanye, baziyize okusabiriza kati nga bakyalina amaanyi n’ebwebaliba bawummudde.
Abawadde eky’okulabirako eky’okulima emmwanyi , nti kubanga kisoboka bulungi okuzirima ate nga bwebaweereza ne ku CBS byonna nebitambulira wamu.
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’alamusa Henry Mpinga Ssempijja omuweereza wa program Gakuweebwa munno ku 88.8
Minister w’Ebyamawulire ,Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka Owek Isreal Kazibwe Kitooke ajjukizza abaweereza bw’Obwakabaa bonna  obuteerabira kutaasa Namulondo mu ngeri zonna.
Katikkiro ng’abuuza omusunsuzi omukulu ow’amawulire ga 89.2 Omukyala Esther Wamala
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’alambula abakozi mu kitongole ky’amawulire ekya 88.8
Ssenkulu wa Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS ,yeebazizza Katikkiro ne government ya Ssaabasajja yonna ,olwa kaweefube yenna ayambyeeko okutuusa enkulaakulana mu Radio eno kati emyaka 28.

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -