• Latest
  • Trending
  • All

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeyaanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga n’amukwasa Ddamula – kati emyaka 12

May 12, 2025
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

March 13, 2026
Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

March 12, 2026

Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court

March 12, 2026

Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S

March 12, 2026
Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

March 12, 2026
Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

March 11, 2026
President Museveni asisinkanye abakulembeze ba NRM abakalondebwa e Masaka – acoomedde abakulembeze abasirika obusirisi ng’ab’oludda oluvuganya boogera eby’obulimba ku ntegeka za government

President Museveni asisinkanye abakulembeze ba NRM abakalondebwa e Masaka – acoomedde abakulembeze abasirika obusirisi ng’ab’oludda oluvuganya boogera eby’obulimba ku ntegeka za government

March 11, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Olunaku lw’abakyala mu Buganda nga 12 March,2026 e Buwama ku Ssaza ground

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Ab’ebyokwerinda bongedde ebikwekweto ku bavuga emmotoka eziriko obugombe obumenya amateeka

March 11, 2026
Abaasomerako ku essomero lya Gayaza High School banjulidde Obwakabaka bwa Buganda enteekateeka z’okuzimba ekifo abayizi webasinziza ku ssomero eryo – omukolo gw’okutongoza okusonda ensimbi gwa nga 21 March,2026

Abaasomerako ku essomero lya Gayaza High School banjulidde Obwakabaka bwa Buganda enteekateeka z’okuzimba ekifo abayizi webasinziza ku ssomero eryo – omukolo gw’okutongoza okusonda ensimbi gwa nga 21 March,2026

March 10, 2026
Richard Baabo Kamugisha akakasiddwa ku kifo kya Ssaabawandiisi w’akakiiko k’ebyokulonda mu Uganda

Richard Baabo Kamugisha akakasiddwa ku kifo kya Ssaabawandiisi w’akakiiko k’ebyokulonda mu Uganda

March 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeyaanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga n’amukwasa Ddamula – kati emyaka 12

by Namubiru Juliet
May 12, 2025
in BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 

Katikkiro wa Buganda Charles Peter yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw’Obwesigwa bwamutaddemu kko nÓkuluηηmizibwa ku nsonga ezenjawulo kati emyaka 12 ng’akutte Ddamula.

Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omukyala ku mukolo gw’okwebaza Katonda olw’emyaka 12 nga bakuuma Ddamula

Katikkiro mu bubakabwe eri abantu ba Kabaka bwabadde ku kyemisana kwajagulizza okuweza emyaka 12 mu Butikkiro agambye nti Kalalaankoma kuva ku ntandikwa nga yaakayatula erinnyarye , abadde amuluηηamya mu ngeri eyenjawulo ekimuyambye okutambuza wofiisi  eyamuweebwa.

Katikkiro agambye Ssaabasajja amubedde nnyo mu buweereza buno ebbanga lyonna.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’alamusa Nnaalinnya Dorothy Nassolo

Katikiro asoosowazza AbÓmusaayi gwa Beene bagambye nti bamuyambye nnyo okutambuza emirimu gyÉmpologoma, mungeri eyenjawulo neyeebaza abaweereza mu Bwakabaka bwonna abakola emirimu egyenjawulo okubezaawo Obwakabaka.

Yebazizza abamyukabe ne ba minister n’abakulembeze abalala baatambudde nabo  mu lugendo luno olw’emyaka 12.

Abasabye nti ng’ataandika omwaka ogwe 13 enteekateeka zonna ezikoleddwa zisaanye okukuumibwa ddala n’okukuuma Obumu, mu kaweefube ow’okwongera okubugiriza Nnamulondo.

Katikkiro atongozza ekitabo “Kabaka ku Nnamulondo” ekivvuunuddwa okuva mu lulimi Olungereza “King on the Throne” kyagambye nti kyakuyambako nnyo abantu ba Kabaka Okumanya amaanyi gaabwe eri Nnamulondo.

Kamalabyonna yebazizza Abavubuka mu Bwakabaka bwa Buganda olwÁmaanyi gebatadde mu kuzza Buganda ku ntikko, nga bakola emirimu egibalagirwa Ssaabasajja ne gavumentiye.

Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abaami b’Amasaza era nga ye Mwanyi wa Kabaka akulembera e ssaza Bulemeezi Kangaawo Omulangira Ronald Mulondo, abuulidde abantu ba Ssaabasajja ebimu ku bituukuttottodde mu myaka 12.

Katikkiro lweyayaniriza omulangira w’e Bungereza Prince Edward mu Bulange e Mengo
Katikkiro Charles Peter Mayiga lweyayaniriza Sipiika wa Parliament Anita Annet Among

 

Mulimu; okumaliriza Masengere, okuddaabiriza embiri, okusitula ebyenjigiriza, eby’obulamu, okulambika abavubuka okwaniriza abagenyi abenjawulo ng’emu ku nteekateeka y’okuzza n’okukuuma obwasseruganda, Mmwanyi Terimba, okulabula abantu ba Kabaka mu bitundu ebyenjawulo, okutta emikago n’ebitongole ebyenjawulo, n’ebintu ebirala bingi ddala.

 

Omukolo guno gwetabiddwaako Nnaalinnya Dorothy Nassolo, ba minister bÓbwakabaka abaawummula nÁbakyaweereza ,ba ssenkulu bÉbitongole nÁbantu abalala

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita
  • Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda
  • Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court
  • Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S
  • Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist