• Latest
  • Trending
  • All
Enkuba egenda okutonnya ebadde yakoma kutonnya mu mwaka gwa 1997 mugyerinde –  UNMA

Enkuba egenda okutonnya ebadde yakoma kutonnya mu mwaka gwa 1997 mugyerinde – UNMA

September 25, 2023
Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi  zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172

Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172

May 29, 2025
Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

May 28, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo

May 28, 2025
Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

May 28, 2025

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Enkuba egenda okutonnya ebadde yakoma kutonnya mu mwaka gwa 1997 mugyerinde – UNMA

by Namubiru Juliet
September 25, 2023
in Amawulire
0 0
0
Enkuba egenda okutonnya ebadde yakoma kutonnya mu mwaka gwa 1997 mugyerinde –  UNMA
0
SHARES
116
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nteebereza y’obudde mu gwanga ekya Uganda National Meteorological Authority “UNMA” bafulumizza enteebereza y’enkuba ey’amaanyi esuubirwa okutonnya mu bbanga ery’e myezi 4, yakubaamu ebibamba.

Babadde mu kibuga Mbarara ku Acacia hotel mu musomo ogw’ennaku 2 ogwa bannamawulire abasaka ebikwata ku mbeera y’obudde.

Kalema Abubaker nga y’omu ku bakugu abakulira abavunanyizibwa ku nteebereza ne mbeera y’obudde mu bitundu ebya Buganda, ne Rwizi nga district omuli Isingiro, Kiruhura Mbarara Ntungamo, Ssembabule, Lyantonde,Masaka, Mubende, Mpigi n’endala agambye nti basuubira enkuba  okugenda nga yeyongera obungi okuva mu September okutuuka mu December 2023.

Agambye enkuba eno  eyitibwa Elinino evudde ku mbuyaga ekunta ey’amaanyi ekuba ngeeva mu liyanja erinene li Indian ocean, okusinga ku ya bulijjo.

Agambye nti embuyaga eno ey’amaanyi ekunta ebadde  yakoma kulabika mu mwaka gwa 1997 eyaleeta enkuba ey’amaanyi, erabasuubira yegenda okutonnya ne mu kiseera kino.

Kalema alabudde abantu okusenguka amangu mu bitundu ebitera okubaamu okubumbulukuka kw’e ttaka n’amataba okuli Bulambuli, Buduuda  n’awalala.

Enkuba eno era esuubirwa okuvaako endwadde okweyongera okuli omusujja gw’ensiri,embiro n’ebirala.

Bbo abalimi baweereddwa amagezi okulima ebimera ebigumira amazzi amangi nga bakwataganira wamu nabalimisa.

Abalunzi bawabuddwa okukwatagana n’abalimisa okwewala ebisolo okulwala.

Abakulira ebitongole by’enguudo basabiddwa ogogola emyala mu budde kitaase ku mataba.

Bisakiddwa: Emilly Nakasiita

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172
  • Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025
  • Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo
  • Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya
  • Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -