• Latest
  • Trending
  • All
Ekika ky’Engabi kirayizza abakulembeze abaggya – baweereddwa amagezi okuwandiisa eby’obugagga by’ekika byonna

Ekika ky’Engabi kirayizza abakulembeze abaggya – baweereddwa amagezi okuwandiisa eby’obugagga by’ekika byonna

October 21, 2024
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

Okusabira omugenzi Joseph Kabenge – Taata wa Fabian Kasi Ssenkulu wa Centenary bank

May 14, 2025

Police e Naggalama esse abantu 2 abagambibwa okubeera ababbi b’ente

May 14, 2025
Okusunsulamu eza FIBA Basketball World Cup 2027 – Uganda Silverbacks eteekeddwa mu kibiinja D ekya Africa

Okusunsulamu eza FIBA Basketball World Cup 2027 – Uganda Silverbacks eteekeddwa mu kibiinja D ekya Africa

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ekika ky’Engabi kirayizza abakulembeze abaggya – baweereddwa amagezi okuwandiisa eby’obugagga by’ekika byonna

by Namubiru Juliet
October 21, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Ekika ky’Engabi kirayizza abakulembeze abaggya – baweereddwa amagezi okuwandiisa eby’obugagga by’ekika byonna
0
SHARES
121
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 

 

Minister w’obuwangwa, ennono, embiri, Amasiro, Enyokwerinda n’Olulimi Oluganda Owek. Dr Anthony Wamala asabye ebika mu Buganda byonna okutwala ensonga y’okuwandiisa eby’obugaga by’ebika ng’ekikulu ennyo nga Ssaabasajja bweyalagira kikendeeza sinakindi okumalirawo ddala bannakigwanyizi abanyaga eby’obugaga by’ebika.

Owek. Wamala abadde yeetabye ku mukolo abakulembeze abaggya mu kika ky’Engabi Ennyunga kwebakubidde ebirayiro byabwe okutandika obuweereza ogubadde ku office z’ekika e Katwe mu Kampala.

Agambye nti kisaanidde ebyobugagga okuwandiisibwa mu Kika Trust, okutereeza embuga z’ebika, ebika okufuna ebintu evivaamu ensimbi olwo omugugu ku bazzukulu gukendeere.

“Tewali ava mu kika kirala kutunda byabugagga bwa kika kirala, n’olwekyo twetaaga okunyweza n’okukuuma ebyobugagga bw’ekika nga Ssaabasajja bweyatulagira”


Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka abakulu b’obusolya Omutaka  Nnamwama Dr. Augustine Kizito Mutumba yennyamidde olw’abantu abeefunyiridde okuvvoola Obwakabaka n’abamu nebatuuka n’okulumba embuga z’amasaza n’ekigendererwa ky’okuziwamba n’alabula abakikola nti okucookooza kuno kwandireetera abantu ba Kabaka okwecaawa.

“Tulina okusoomoozebwa okuzze kulabika mu bantu abaagala okutufufunyaza mu buwangwa bwaffe n’ennono, muwulira bangi abagezaako okuvvoola obwakakaba, waliwo n’abaabadde bagezaako okuwamba essaza, ebintu bya kuwamba buwambi, tuli bantu bamirembe mu Buganda, naye tetwagala kucookoozebwa, abantu baffe basobola okukola ekisingawo ko, Naye Buganda etambudde n’amateeka, kituluma okubala abantu abaagala okutucookooza buli omu akimanyi, nti Buganda twasangibwawo, ebiwandiiko byaggya luvannyuma, tetwala bantu batufootoola”

Omutaka Kannyana Daniel Kiwana akulira ekika ky’Engabi Ennyunga yeebazizza nnyo abakulembeze abawummudde olw’obuweereza obulungi n’asaba abakulembeze abaggya okukola obutaweera batuuse ekika kyabwe ku ntikko n’okusaba bazzukulube bawagire emirimu gy’ekika.

Abalayidde kuliko Dr. Abasa Kabogo Muchondwa nga Katikkiro w’ekika, Joseph Lubega Bazoonoona nga omumyuka asooka owa Katikkiro, Stephen Muyunga ng’omumyuka owookubiri owa Katikkiro n’abalala okuli n’Omusaasredooti Rev Fr. Edward Ssekabanja eyaweereddwa eky’okulungamya eby’enzikiriza mu kika.
Bano beeyamye okuweereza ekika kyabwe n’Obuganda bwonna awatali kutuiririra Ssaabasajja.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde
  • UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME
  • America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba
  • NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -