Ekibiina ekiri mubuyinza ki NRM kyongeddeyo okulonda kw’abanaakikwatira bendera mu kulonda okujja mu kitundu ky’e Mawogola olw’okutya ebiyinza okuddirira singa tekimala kunyweza byakwerinda.Ssaabawandiisi wa NRM Kasule Lumumba era ayingide munkayana z’ebyava mu kulonda kw’e Bushenyi nti abatakanyanakakiiko kabyakulonda baddembe okujulira