• Latest
  • Trending
  • All
Ebisuubizo government byezze ewa abantu b’obukiika kkono bitabudde president Museveni – naye abasuubizza okutuuza olukiiko basalire wamu amagezi

Ebisuubizo government byezze ewa abantu b’obukiika kkono bitabudde president Museveni – naye abasuubizza okutuuza olukiiko basalire wamu amagezi

August 29, 2024
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

March 14, 2026
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

March 13, 2026
Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

March 12, 2026

Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court

March 12, 2026

Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S

March 12, 2026
Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

March 12, 2026
Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

March 11, 2026
President Museveni asisinkanye abakulembeze ba NRM abakalondebwa e Masaka – acoomedde abakulembeze abasirika obusirisi ng’ab’oludda oluvuganya boogera eby’obulimba ku ntegeka za government

Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Olunaku lw’abakyala mu Buganda nga 12 March,2026 e Buwama ku Ssaza ground

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Ab’ebyokwerinda bongedde ebikwekweto ku bavuga emmotoka eziriko obugombe obumenya amateeka

March 11, 2026
Abaasomerako ku essomero lya Gayaza High School banjulidde Obwakabaka bwa Buganda enteekateeka z’okuzimba ekifo abayizi webasinziza ku ssomero eryo – omukolo gw’okutongoza okusonda ensimbi gwa nga 21 March,2026

March 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ebisuubizo government byezze ewa abantu b’obukiika kkono bitabudde president Museveni – naye abasuubizza okutuuza olukiiko basalire wamu amagezi

by Namubiru Juliet
August 29, 2024
in CBS FM
0 0
0
Ebisuubizo government byezze ewa abantu b’obukiika kkono bitabudde president Museveni – naye abasuubizza okutuuza olukiiko basalire wamu amagezi
0
SHARES
102
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omukulembeze we ggwanga Yoweri Kagutta Museveni asuubizza okusisinkana  ababaka ba parliament n’abamu ku bakulembeze ku mitendera egyenjawulo abobukiika Kkono bwa Uganda, okusala amagezi ku nsonga ezikyalemesezza abantu b’omubitundu bino abaafirizibwa ebyabwe, mu biseera byentalo olw’okulwawo okuliyirirwa.

Pulesidenti Museveni bino abyogedde aggulawo olutuula lwa parliament olwategekeddwa e Gulu , ababaka abava mubitundu byobukiika Kkono gyebakamutemedde nti abantu bomubitundu bino abaafiirwa ebyabwe mubiseera byentalo zekiyeekera, nokutuusa kati bakyali mukubonabona olwa government okulemererwa okubaliyirira.

Museveni atuuse n’okuyita Amyuka Ssaabawolereza wa gavumenti Jackson Kafuuzi, okuttaanya ku nsonga eno, n’amutegeeza nti ekireetedde entekateeka eno okutambula akasoobo, gwe muwendo gw’abantu abalina okuliyirirwa ogweyongera buli olukya.

Ababaka mu kitundu ekyo baliko n’ebisuubizo  ebirala bingi byebaanjudde, nga bagamba nti government ezze ebisuubiza netabituukiriza.

Wabula bino  byonna Omukulembeze we ggwanga abitunuulizza  ensisinkano gyebagendamu n’abakulembeze ba bantu bano,  basalewo eky’enkomeredde.

Mwami Museveni era awadde bannayuganda amagezi okukozesa obulungi obugazi bwettaka lyebalina, nga balikorerako  ebintu ebibawa ensimbi eziwera.

Parliament yasalawo okutuuza enkiiko zaayo mu bitundu by’eggwanga ery’enjawulk n’ekigendererwa eky’okutwala parliament mu bantu, okuwuliriza ebizibu by’ebitundu ebyo, n’okulabira ddala embeera y’ebitundu.

Batandikidde Ggulu.

Bisakiddwa: Edithie Nabagereka

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume
  • Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita
  • Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda
  • Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court
  • Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist