Omwogezi w’ekitongole kya UNEB Jennifer Kalule agambye nti ebibuuzo bitandise bulungi, wadde ng’ebitundu ebimu bitaataaganyiziddwa enkuba.
Jennifer Kalule agambye nti bataddewo ennamba y’essimu eyobwerere 0800111427, abafunyeemu okusoomozebwa mu kukola ebibuuzo gyebalina okukubako nebayambibwa.
Ku lunaku olusoose abayizi batandise n’ekigezo kya Geography empapula zombi.#