• Latest
  • Trending
  • All
Dr.Richard Kabanda alondeddwa okukulira akakiiko akasomesa ku by’obulamu mu Africa

Dr.Richard Kabanda alondeddwa okukulira akakiiko akasomesa ku by’obulamu mu Africa

November 10, 2023
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Dr.Richard Kabanda alondeddwa okukulira akakiiko akasomesa ku by’obulamu mu Africa

by Namubiru Juliet
November 10, 2023
in Health
0 0
0
Dr.Richard Kabanda alondeddwa okukulira akakiiko akasomesa ku by’obulamu mu Africa
0
SHARES
331
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Owek. Dr Richard Kabanda munnauganda alondeddwa olukiiko olutaba amawanga ga Africa mu byobulamu, okukulembera akakiiko ka Africa akategeka n’okuwa amagezi ag’ekikugu ku by’obulamu ebikwata ku bantu baabulijjo n’okubasomesa ku ndwadde ezenjawulo.

Owek Dr.Kabanda alangiriddwa ku bukulu buno mu ggwanga lya Ethiopia mu kibuga Addis Ababa, mu lukiiko lw’olukungaana lw’amawanga ga Africa olw’okubiri olwatandika nga 8 okutuuka  nga 10 November,2023.

Olukiiko luno  lwategekeddwa omukago gw’amawanga ga Africa ogwa African Union, n’ekigendererwa eky’okukubaganya ebirowoozo ku ngeri amawanga ga Africa gyegasobola  okusitulamu eby’obulamu by’abantu ba bulijjo.

Dr. Richard Kabanda, ye kaminsona mu ministry y’eby’obulamu avunanyizibwa ku kusomesa n’okubangula abantu ku ndwadde ez’enjawulo mu ministry y’eby’obulamu, era azze akulemberamu entegeka z’okusomesa abantu ku ndwadde enkambwe nga Ebola, COVID-19, Marburg nendala nga zibaluseewo mu Uganda.

Dr Kabanda akakiiko kagenda okukulira kayitibwa “Africa Continental Community Health Systems Strengthening Coordination Technical Working Group” era yagenda okuba ssentebe waako omupya, nga kalondoolwa butereevu ekitongole kya Center for Disease control ekya Africa yonna.

Bannabyabulamu okuva munsi ezisoba mu 50 eza Africa bebeetabye mu kulonda erinnya lya Dr. Kabanda, era akakiiko kano obuvunanyizibwa bwako mwekulaba nti amawanga ga Africa gongera okusosowa ebyobulamu ebikwata ku muntu wabulijjo, okusomesa abantu ku kabi k’endwadde ezenjawulo n’ebirala.

Abalala abalondeddwa ku kakiiko kano kuliko Dr Douaa Saleh okuva emisiri (Egypt), Dr. Adjoba Francoise Kadja okuva e Cote d’Ivoire, Dr. Olasford Wiah okuva e Liberia ne ba memba okuva mu bitongole okuli ekya UNICEF, International Federation of Red Cross and Red Crescent societies, (IFRC), Africa Center for Disease control (CDC) ne IFF Health.

Dr. Richard Kabanda gyebuvuddeko era yali yalondebwa okuba omumyuka wa ssentebe w’akakiiko ka Africa akakola ku kumanyisa obulabe obuli mu ndwadde ez’enjawulo  aka Africa Public Health Risk Communication and Community Engagement Community of Practice in Africa  wakati w’omwaka gwa 2021 okutuuka mu July 2023 era nga nako kaali kalondoolwa ekitongole kya Africa Centre for Disease Control.

Dr. Richard Kabanda munnankobazambogo mukiise mu lukiiko lwa Buganda era nga y’akulira akakiiko akavunaanyizibwa ku by’obulamu.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist