Christiano Ronaldo ayanjuddwa mu Kirabu ya Al Nassr eya Saudi Arabia, nga kyaggye alekulire club ya Manchester United eya Bungereza.
Ronaldo agenda kwambala omujoozi namba musanvu (7).
Christiano Ronaldo buli mwaka agenda kuba asasulwa obukadde bwa pawundi 173.#