• Latest
  • Trending
  • All
Abantu abasoba mu 100 bayooleddwa mu kikwekweto mu kibuga Jinja

CBS@ 27 – Soma ku Venansio Ssennoga eyakyusa ekigambo REBELS n’akiyita abayeekera

June 23, 2023
Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32

Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32

May 13, 2025
Enkuluze ng’akolagana ne Centenary bank batandise okusiimba emiti egy’ebyafaayo mu lubiri lwa Kabaka olw’e Nkoni- emiti 2500 gyejigenda okusiimbwa

Enkuluze ng’akolagana ne Centenary bank batandise okusiimba emiti egy’ebyafaayo mu lubiri lwa Kabaka olw’e Nkoni- emiti 2500 gyejigenda okusiimbwa

May 13, 2025
Government etongozza wiiki ya Science – Uganda eyongedde okusajjakula yakutongoza ekizungirizi ekyokubiri

Government etongozza wiiki ya Science – Uganda eyongedde okusajjakula yakutongoza ekizungirizi ekyokubiri

May 13, 2025

Abaana 2 bafiiridde mu nkuba e Nakaseke

May 13, 2025
MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo

MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo

May 13, 2025

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeyaanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga n’amukwasa Ddamula – kati emyaka 12

May 12, 2025
Auto Draft

Msgr.Experito Magembe aziikiddwa e Kisubi mu Wakiso

May 12, 2025

“Charles Peter Mayiga – Waampa Ssaabasajja ” – kati emyaka 12 egya Ddamula

May 12, 2025
Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

May 11, 2025

St Mary’s Kitende ne Kibuli SS basisinkanye ku Quarterfinals za National Schools Championship 2025 – ebikopo babyenkanya

May 11, 2025
Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

May 10, 2025
Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

May 10, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

CBS@ 27 – Soma ku Venansio Ssennoga eyakyusa ekigambo REBELS n’akiyita abayeekera

by Namubiru Juliet
June 23, 2023
in BUGANDA, Features
0 0
0
Abantu abasoba mu 100 bayooleddwa mu kikwekweto mu kibuga Jinja
0
SHARES
428
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Venansio ssennoga

Ono yali muweereza ku Radio Uganda ne CBS.

Yakolanga pulogulamu: Ebibuuzo by’abatuwuliriza ku 88.8 n’endala

Obuzaale bwe:

Yazaalibwa nga 8 July, 1939 mu ssaza Mawokota.

Okusoma kwe

Yasomera Mitala Maria primary, Lubaga Junior,  gye yava ne yeegatta ku   St Mary’s College Kisubi, n’oluvannyuma naagenda asoma obusomesa e London.

Okukola kwe:

Yatandika okukola ku Radio mu 1961 nga ali mu siniya eyookuna.

Omukolo gwe ogwasooka gwe gwali okuweereza emikolo gy’amefuga ga Uganda nga 9.Oct. 1962 ekintu kye yakolera ddala obulungi ne bamusiima.

Mu mikolo emirala egy’amaanyi gye yaweereza mwe mwali Emikolo gya OAU mu 1975, okuzzibwa kw’enjole ya Sseekabaka Muteesa II, embaga ya Kabaka Mutebi, Okulayizibwa kwa Obote mu 1980, n’okwa president Yoweri Kaguta Museven mu 1986.

Pulogulaamu ze yakolanga:

Yakolanga pulogulaamu ezitali zimu omwali, amawulire, biva mu ntuuyo, ebifa mu nsi ne mubwengula n’endala nnyingi.

Omugenzi Venansiyo yatunyumiza nti nga laadiyo Uganda ekyaddukanyizibwa abazungu ,  lumu baamutuma e Masaka okukola omukolo, bwe gwaggwa yasala gonna agamutuusa e Kampala nga bakama be tebasuubira bibadde Masaka kugenda ku mpewo.

Agamba nti bwe yatuuka yasala amagezi gonna, ebibadde e Masaka ne bigenda ku mpewo ekintu ekyasanyusa ennyo bakama be era ne bamusiima. Eyali agenze okugezesebwa oba anaasobola awo weyafunira omulimu olwobujagujagu.

Era yava mu bulamu bwe nsi eno nga agamba nti “omuntu omujagujagu talemwa nsi”.

Agamba nti eyali tannatuuka kufuna musaala yatandika okufuna omusaala .

Agamba nti yali muntu mulamu era nga kye kyamusobozesa okugula e Bwaise ng’akyali muvubuka muto, nti kuba eyali atundawo yamwesiga olw’obuntu bulamu bwe.

Nga awummudde ku laadiyo Uganda, yeegatta ku CBS nga akola pulogulaamu ebibuuzo by’abatuwuliriza eyabeerangawo buli lwa Sunday ku 88.8 ku ssaawa munaana.

Pulogulaamu eno yanyumira nnyo abawuliriza anti baabuuzanga ebibuuzo bingi ku bintu ebitali bimu era nga abaanukula.

Pulogulaamu eno era yakubirizibwako Ssali Damascus , Mayanja Steven ne Godfrey Male Busuulwa.

Venasio Ssennoga yali munoonyereza mulungi ddala era okufaakwe kwasaala bangi.

Bu bitone omukama bye yali yawa Ssenoga mwe mwali okukusula ekintu, nga bwamala okukisoma teyeetaaga kuddamu kukisoma okukikwata mu mutwe.

Yali mwegendereza mu bye yali akola era nga mukwasi wa budde.

Venasio yeyasooka okukyusa ekigambo REBELS n’akikyusa n’akiyita abayeekera.

Yategeeza nti Ekigambo obuyeekerera yakiyiiya asoma mawulire.

Bwe yali avvuunula amawulire n’asanga ekigambo “REBELS” naalowooza mangu ekisobola okuggyayo amakulu.

Yalowooza ku maama afumba emmere nga ayagala eggye mangu.

Emmere eno agiyeekera omuliro.

Bwatyo naagamba nti nabano ba REBELS babeera bayeekera government eveeko, noolweekyo bagiyeekera.

Venansiyo Ssennoga yafiira ku myaka 73 era yaziikibwa nga 2.June 2011  e Bbongole mu Mawokota.

 

Bikungaanyiziddwa: Godfrey Male Busuulwa

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32
  • Enkuluze ng’akolagana ne Centenary bank batandise okusiimba emiti egy’ebyafaayo mu lubiri lwa Kabaka olw’e Nkoni- emiti 2500 gyejigenda okusiimbwa
  • Government etongozza wiiki ya Science – Uganda eyongedde okusajjakula yakutongoza ekizungirizi ekyokubiri
  • Abaana 2 bafiiridde mu nkuba e Nakaseke
  • MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -