Abakulembeze okuva mu bibiina ebiri ku ludda oluvuganya government ya Uganda batadde omukono ku kiwandiiko ekisindikirizza government okuyimbula Col Dr Kiiza Besigye ne munne Hajji Obeid Kamulegeya abawerenemba n’omusango gw’okusangibwa...
Parliament eraalise ku lwokusatu nga 06 November,2024 lwenaasalawo oba ng'ebitongole okuli eky'emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA) eky'enguudo ki Uganda National Roads Authority (UNRA) ne Uganda Road Fund oba...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abantu okutambula n'obwegendereza nga bagenda e Namboole, ku mpaka z'akamalirizo ez'amasaza ga Buganda 2024 wakati wa Buddu ne Kyaggwe. Abagambye nti beewale okuvugibwa...
Eyaliko omuweereza ku CBS radio, Ssaalongo John Ssekandi omukama amujjuludde ku myaka 92 egy'obukulu. Ssalongo yayatiikirira nnyo mukusoma ebirango mu CBS ku mukutu ogwa 88.8, wakati wa 1996 ne 2000....
Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Sseggwanga Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye emirimu emirungi n'obuweereza bweyali omulabirizi we Namirembe owokuna, kitaffe mu Katonda Samuel Balagadde Ssekkadde, eyavudde mu bulamu bw’ensi, mu...
The report launched by the Chief Justice Alfonse Owiny Dollo indicated that 239,431 cases were completed, out of a total caseload of 401,269 that were in the judicial system. ...