Omulangira David Kintu Wassajja awadde abavubuka amagezi okukozesa ebitone byabwe okwekulakulanya. Abadde nsisinkano yaAbakamanyi fest ku Front Page Hotel e Namasuba, Omulangirira David Lumansi omukozi ku CBS FM bw'abadde asisinkanye...
Read moreClub ya Villa Jogo Ssalongo ekubye club ya Gaddafi goolo 1-0 mu kisaawe e Wankulukuku, n'eyongera okugoba obuufu bwa club ezikulembedde liigi eno. Goolo ewadde Villa Jogo Ssalongo obuwanguzi eteebeddwa...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kirangiridde munnansi wa Nigeria omuteebi Victor Osimhen, nga omuzannyi wa Africa asinze okucanga endiba omwaka guno 2023. Omukolo gw'okutikkira abawanguzi engule gubadde...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kyeyamye okuwaayo ensimbi za dollar za America 1000 eri buli muzannyi eyabadde ku ttiimu ya U18 eyawangudde ekikopo kya CECAFA U18 Boys Championships...
Read moreClub ya Express mukwano gwabangi erangiridde Alex Isabirye Musongola ng'omutendesi omugya owa club eno, era emirimu gye agitandikiddewo mbagirawo. Express obubaka bw'okulonda Alex Isabirye ebuyisizza ku mutimbagano kyokka tebogedde bunene...
Read moreTtiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eyabalenzi abatasussa myaka 18, yesozze oluzannya olw'akamalirizo olw’empaka za CECAFA U18 Boys Championships eziyindira e Kenya ekubye Rwanda goolo 1-0. Omupiira guno guzannyiddwa mu kisaawe kya...
Read moreAmawanga 8 gakakasiddwa okwetaba mu mpaka za Cricket ezabakazi eza ICC Women's T20 World Cup qualifiers, ezigenda okubeera mu Uganda. Empaka zaakubaawo okuva nga 09 okutuuka nga 17 December,2023 e...
Read moreKkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi kyaddaaki eyimbudde ku kakalu president w’ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okubaka ekya Uganda Netball Federation, Babirye Kityo Sarah ku misango egy’okubulankanya ensimbi z’ekibiina. Ayimbuddwa ku kakalu kansimbi obukadde...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira munsi yonna ekya FIFA kiragidde club ya El Merriekh egucangira mu liigi ya babinywera e Sudan, okusasula club ya Express mukwano gwabangi ensimbi ezasigalayo ku muzannyi gwe...
Read moreTtiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 18 etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka za CECAFA U18 Boys Championships, ekubye Zanzibar goolo 2-1. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe...
Read more