Ttiimu ya Uganda Cranes egenda kuzannya ne South Africa leero nga 15 November,2024 mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga aganaakiika mu Africa Cup of Nations, azinabeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Omupiira...
Kyadaaki ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes eyiseewo buterevu okuvuganya mu mpaka ezakamalirizo eza Africa Cup of Nations ezigenda okubeera e Morocco omwaka ogujja. Uganda Cranes okuyitawo kidiridde...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'okubaka eya She Cranes eyolekedde New Zealand gy'egenze okukiikirira Uganda mu mpaka z'ensi yonna eza Fast 5 Netball World Series ez'omwaka. Ttiimu egenze n'ekibinja ky'abantu 12,. Nga...
Enteekateeka z’Empaka z’Omupiira gw’Amasaza ga Buganda ez’akamalirizo e Namboole zabbugumu nnyo, wakati wa Buddu ne Kyaggwe abagenda okwambalagana. Abawagizi okuva e Buddu ne Kyaggwe bonna bawaga okutwala ekikopo kino,...
Manchester United eya Bungereza mu butongole erangiridde omutendesi omuggya Ruben Amorim okudda mu bigere bya Erik Ten Hag eyagobeddwa ku mulimu. Ruben Amorim ow'emyaka 39 egy'obukulu abadde mutendesi ku club...
Ddifiri omuwuubi w’ekitambala Peter Kabugo afudde oluvanyuma lw’okuzirikira mu kisaawe, ku mupiira Villa Jogo bw’ebadde ettunka ne UPDF mu kisaawe e Wankulukuku. Peter Kabugo azirikidde mu dakiika eye 73....
Club ya Manchester United egucangira mu liigi ya babinywera eya Bungereza, mu butongole efuumudde abadde omutendesi waayo Erik Ten Hag oluvanyuma lw’ebbanga lya myaka 2 n’ekitundu ng'atendeka club eno....
Emipiira egizannyidwa mu Premier League e Bungereza Man City erinnye ku ntikko ya liigi eno bw’ekubye Southampton goolo 1-0. Goolo eno eteebeddwa muyizi tasubwa Erling Halaand era n’asigala nga akulembedde...