Ssabaddumizi wa Police ya Uganda Abas Byakagaba agumizza bannauganda nti betesetese bulungi okubawa obukuumi obwannamaddala n'ebintu byabwe mu kulonda kwa 2026 okukubye koodi, era alabudde bannabyabufuzi okugondera amateeka aganaaba gabaweereddwa....
Ebbugumu libadde lyamanyi nnyo ku kitebbe kya NUP e Makerere Kavule mu Kampala, akakiiko keby`okukonda mu kibiina kino bwekabadde kasunsula abegwanyiza okubakwatira bendera ku bifo by`obubaka bwa Parliament. Abasuunsuddwa bebegwanyiza...
Abatuuze mu byalo by'omuluka gwe Kigezi mu ggombolola ya Maddu Rural mu district ye Gomba baguddemu ekiyongobero, omugole Omukazi bwafudde nga kyebajje bamale okumugatta empeta ne bba. Entiisa eyo eri...
Government ya NRM erangiridde nti ku bintu byeyasuubiza bannauganda nga etandika ekisanja kya 2021-2025, esobodde okutuukirizako ebitundu 52%, wabula ng'ebisigadde nabyo byatandikibwako. Okusinzira ku government ebimu ku byesobodde okukola egamba...
Akakiiko ka NRM aakatekebwawo President Museveni okuwuliriza emisango gyabanna NRM abemulugunya ebyava mu kulonda abakulembeze babwe kasazizzamu okulonddebwa kwa mutabani wa Tanga Collins Akulira ebyamateeka mu NRM Enoch Barata ategezeza...
Banna kibiina ki National Resistance Movement (NRM) abava mu bitundu bya Buganda, abaagwa mu kamyufu kaakyo ku mutendera gwa District n'ababaka ba parliament, bakkiriza okuwagira abaabawangula. Bagamba nti kino bakisazeewo...
Police mu district ye Lwengo eri ku muyiggo gwa musajja mukulu eyewambye, nga wabadde wabulayo olunaku lumu okumwanjula mu bakadde ba mukyala we. Byakatonda Daniel yayigibwa, oluvannyuma lw'okwewamba nga wabulayo...
President wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine alabudde banna kibiina kino abataweereddwa kaadi z’akibiina ku mutendera gwa government ez'e bitundu,obutatemamu kibiina wabula bawagire ababawangudde mu kasunsula k'e...
Sipiika wa parliament ya Uganda Anita Annet Among era nga ye mubaka omukyala owe Bukedea alangiriddwa ku kifo ky'omukyala amyuka ssentebe wa NRM, ku lukiiko lwa Central Executive Committee (...