Banna Mateeka b’ekibiina ki National Unity Platform nga bali wamu n’abakulembeze b’ekibiina kino baddukidde mu kooti etaputa ssemateeka, bagala esazeemu etteeka ly'amagye eryakayisibwa parliament gyebuvuddeko. Obuwaayiro obusiinze okubatwala mu...
Akakiiko k'eby'okulonda mu kibiina kya NUP kongezaayo ekiseera ky'okuwandiisa abanaakikwatira bendera mu kalulu ka 2026, oluvannyuma lw'abamu ku ba memba okusalawo okukyusa ebifo naddala ababadde basooka okusaba okuvuganya ku bifo...
Okusika omuguwa mu kibiina ki Uganda Peoples' Congress zongedde okusajjuka, ekiwayi kya munnamaeeka Peter Walubiri agaamba nti ye President w'ekibiina kino omutuufu kiwandiikiddde akakiiko k'eggwanga ak'ebyokulonda kagobe okusaba kwa Dennis...
President wa Uganda era ssentebe wa NRM mu ggwanga Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yerayiridde okukwata abaakuliddemu okulonda akamyufu ka NRM ku districts, ebibuga ne munisipaali abakyuusiza ebyavudde mu kulonda, nebalangiriramu...
Ekibiina ky'ebyobufuzi ki Forum for Democratic Change FDC kitenderezza eyaliko omumyuka wa ssentebe w’ekibiina mu Bugwanjuba bwa Uganda omugenzi Baguma Jolly Patrick Ateenyi, nti yakola kinene nnyo okulwanirira obw’enkanya n’enkyuukakyuuka...
Akakiiko ke byokulonda mu kibiina kya Dp kategeezezza nti omuwendo gw'abegwanyiza okwesimbawo ku bifo by’ababaka ba parliament ku kaadi ya DP gukyali mutono nnyo, abantu 68 bebaakaggyayo empapula...
Waliwo ensisinkano eyenjawulo egenda okukubirizibwa eyaliko Ssabaminister wa Uganda Dr. Ruhakana Rugunda, mu maka g'omugenzi Prof. George Wilson Kanyeihamba, egenda okukola enteekateeka ezokuwerekera omugenzi. Mulekwa Joel Kanyeihamba ategeezezza nti Nnyabwe...