Abayimbi aba Ganda Boys bakiise embuga nebasisinkana ba Jajja abataka abakulu Ab'obusolya, okubaloopera olutabaalo werutuuse olw'okubunyisa Ekitiibwa kya Buganda mu nsi yonna. Omutaka Augustine Kizito Mutumba Nnamwama, Omukubiriza w'Olukiiko lw'Abataka...
Read moreNalulungi wa Czech Republic Krystyna Pyszkova awangudde engule y'obwanalulungi bw'ensi yonna ey'omulundi ogwe 71, ey'omwaka 2024. Krystyna Pyszkova Nnalulungi w'ensi yonna 2024 okuva mu Czech Republic...
Read moreOmuyimbi wa Reggea ‘Peetah’ Morgan, era nnannyini Morgan Heritage Band afudde kibwatukira. Omujamaica ono afiiridde ku myaka 46 egy'obukulu. Peetah Anthony aliko akasaze Peetah Morgan aliko...
Read moreKamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abayimbi ne bannakatemba okufuba okuwa emirimu gyabwe ekitiibwa, ate bagikwate nga omulimu gwonna oguvaamu ensimbi. Remah Namakula ne Juliana...
Read moreOmuyimbi era abadde munnakibiina kya FDC Adam Mulwana avudde mu bulamu bwensi. Adam Mulwana yamanyibwa nyo bweyayimba akayimba ka Toka kwa bbala bbala Besigye Anayingiya, Besigye songa songa mbere akaasuuta Col...
Read moreAbafumbo mu kigo kya St.Balikuddembe Buloba bajaguzza olunaku lw'abagalana mu ngeri ey'enjawulo, nebakubirizibwa okufissangayo akadde akawera okubeera n'abagalwa babwe. Ku lunaku luno babadde n'emissa ey'okwezza obujja ekuyimbiddwa Rev.Fr.Paul Ssembogga. Bategese...
Read moreLord Fred Ssebatta ng'ayimba akayimba ka Sam wange Dan Mugula Sir Mathias Walukaga ng'akooka mu Nkuuka Tobongoota [caption...
Read moreAbatunda eby'okulya mu Nkuuka Tobongoota beyoolera nismbi, olw'abantu abaakedde okweyiwa mu Lubiri e Mengo. Chapati ne kasooli bye bimu ku by'okulya ebisinze okuleetebwa mu bungi, so nga n'abatunda emmere n'eby'okunywa...
Read moreAbantu enkoko bajikutte mumwa okuyingira mu Nkuuka Tobongoota etandise okuyindira mu Lubiri lwa Kabaka e Mengo. Abantu abasinga abavudde mu bitundu bye wala esaawa wezaaweredde omukaaga ez'ekiro nga bus zitandise...
Read moreEbifo 1907 okwetoloola eggwanga byebiweereddwa olukusa okukuba ebiriroliro mu kumalako omwaka nga 31.12.2023, n’Okuyingira omwaaka omujja 2024. Kampuni mukaaga zeezikakasiddwa okutunda fire works mu ggwanga lyonna, era waliwo ebiragiro ebiyisiddwa...
Read more