Kkooti enkulu mu Kampala eyongezaayo okuwulira omusango abaali abasuubuzi mu Taxi Park y’omu Kitooro mu Ntebe municipality mwe bawakanyiza okuyisibwa mu ngeri etali ya bwenkanya oluvannyuma lwa paaka eno kuddaabirizibwa. Bano nga...
Boodi y'Ekitongole ky'Obwakabaka eky'Ebyobusuubuzi ki Mengo Chamber of commerce Ltd etongozeddwa, neesabwa okuyambako Obwakabaka okugundiira mu byobusuubuzi ,omuli bannamakolero abalimi,abalunzi ne kampuni z'obuweereza obwenjawulo. Bwabadde atongoza Boodi eno mu Bulange...
GO Omuteesiteesi omukulu mu ministry y'ebyempuliziganya n'okuluηamya eggwanga Dr, Aminah Zawedde, asinzidde ku Ssengejjero lya gavumenti eryamawulire erya Media Center, nategeeza nti gavumenti tenawako kiragiro kyonna eky'okuggyayko amayengo ga Internet...
Government ya Uganda ng'ekolagana neginaayo eya Saudi Arabia bamalirizza enteekateeka y'okutandikawo ekibangirizi ekigenda okuyambako okutumbula ekirime ky'emmwanyi mu district ye Luweero nga bazirima n’okuzongerako omutindo. Enteekateeka eno yakumalawo obukadde bwa...
Government ya Uganda etadde obukwakulizo obwamaanyi ku byuma bikalimagezi ebya kampuni ya starlink ebikozesa tekinologiya owekika ekya waggulu mu byempuliziganya, okubiyingiza eggwanga olina kusooka kufuna lukusa. Abetaaga okuyingiza ebyuuma bino...
Government ya Uganda eraalise nti mu mwaka gw'ebyensimbi ogujja 2026/2027, yakukuηaanya omusolo gwa trillion 40 n'obuwumbi 90. Ebibalo bino government ebitadde mu kiwandiika ekimanyiddwanga the budget framework paper ekikuba ttooki...
Akakiiko akavunanyizibwa ku bamusiga nsimbi mu Maka g'obwa President aka State House Investors Protection Unit kafulumizza amannya gaabadde yeyita senkulu w'akakiiko kano, olulala neyeyita ow'amagye n'aggya ensimbi ku bantu mu...
Government ya Uganda eyagala eyagala okussa ekkomo ku by'amaguzi byonna ebifuluma Uganda nga tebitagattiddwako mutindo, nti okusobozesa eggwanga okufunamu ekisanidde mu byamaguzi byayo. Mu nteekateeka eno government esabye bamusiga nsimbi...