Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe
Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita
Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Amawulire

Ebibuga ebyaasuumusibwa okuva ku mutendera gwa munisipaali okudda ku mutendera gwa Cities biri mu kassatiro olwe bula lye ensimbi kubanga gavument zeyabisuubiza okutambuza emirimu nga bitandiikawo nokutuusa olwaleero tebiziweebwanga.

Ebibuga bino okuli Masaka, Mbarara, Hoima, Lira, Fortportal , Jinja, Soroti, Arua , Mbale ne Gulu gavument bweyaali ebisuumusa yabisuubiza okubiwa obuwumbi 100 nga entandiikwa okubiyambako okutambuza emirimu. Ebibuga bino...

Read more

Ate yo ku ssetendekero e Makerere, Kateregga Julius, akulira abayizi agamba naabamu baadde bakyatidde okudayo mu bibiina, abamu tebanakomawo olwokulangirirwa kwabasomesa baabwe obutasomesa era nga nayo emirimu jitambula kasoobo.

Minister weebyenjigiriza omubeezi JC Muyingo, n'omuteesiteesi omukulu mu Minisitry ye byenjigiriza, Alex Kakooza, baasaba abasomesa okudayo mu bibiina nokuwa gavumenti ebbanga lya myezi 2 ngensonga zaabwe bwebazigonjoola ne ministry ekola...

Read more

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw’abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala.

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw'abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala. Abayizi...

Read more
Page 250 of 256 1 249 250 251 256

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist