Police ye Bugweri etandise okunoonyereza kukyaviiriddeko omusibe, Gabantu Joel okufiira mu kaduukulu ka police e Busembatia. Omwogezi wa police mu kitundu ekya Busoga East, SP Kafaayo Mike agamba nti Gabantu...
Enjala ani amuwadde akatebbe nate ezeemu okuzingako ebendobendo lye Karamoja, abantu abawerako kikakasiddwa nti batandise okutondoka nga bwebafa enjala. Omubaka wa Dodoth North ekisangibwa mu district ye Kaabong, Komol Joseph...
"Ebika y'Entabiro egatta Buganda" Ku Mikolo gy’okutikkira Omulangira Ronald Mutebi nga 31 July, 1993 e Naggalabi Buddo mu Ssaza Busiro, Ebika by'abaganda ebyenjawulo byamukolako emikolo gy'ennono,naafuuka Ronald Muwenda Mutebi II...
Eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu, omusomesa w'amateeka, era omuwandiisi w'ebitabo Prof. George Wilson Kanyeihamba aziikiddwa olwa leero nga 29 July,2025, mu maka ge agasangibwa e Buziga mu gombolola ye Makindye...
Emikolo egy'okusabira eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu Prof.George Wilson Kanyeihamba giyindidde ku kanisa ya All Saints Nakasero, gyetabiddwako ebikonge ebyenjawulo omuli ba minister, abalamuzimu, ababaka ba parliamrnt n'abantu abalala bangi....
Nabbambula w'omuliro akutte ekizimbe ekiriko ebibiina by'abayizi nga 27 July,2025, ku ssomero lya Kakira High school mu district ye Jinja byonna ebibaddemu tewali kitaasiddwa. Ebibiina 3 bisanyeewo omuli n' entebe,...
President wa Alliance for National Transformation ANT, Maj.Gen. Mugisha Muntu azzizaayo empapula ezisaba okuweebwa kaadi avuganye ku bwa president bwa Uganda mu kalulu akajja 2026. Empapula azitutte ku kitebe...
Police e Kamuli mu Busoga etandise okunoonyereza ku nfa y'abantu babiri abasangiddwa nga bafiiridde mu nnyumba zabwe mu kiro kye kimu ekikeezezza leero nga 23 July,2025. Abagenzi kwekuli Angulia Ronald...