Wabaddewo akasattiro ku kyalo Kisala mu gombololola ye Bigasa mu district ye Bukomansimbi, emmotoka ebadde esomba n'okutambuza abaana b'esomero bwetegulukuse neeyingirira amaka ga sentebe w'ekyalo ekyo abayizi nebakosebwa. Emmotoka No....
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezi eby'akamalirizo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board, (UNEB), kikkirizza abakulira amasomero n'abayizi abaatuula ebyakamalirizo ku mutendera gwa S.4 mu mwaka 2024 ne 2025, nebabigwa abaagala...
Police mu Kampala n'emiriraano ezudde emuddu egambibwa okubbibwa mu bulumbaganyi obwakolebwa ku ssundiro ly'a mafuta erya Stabex erisangibwa e Namakonkome Matugga ku luguudo lw'e Bombo mu district ye Wakiso. ...
Abaana abasoba mu mitwalo 192,310 mu Uganda, tebamanyi bazadde baabwe ekibaleetedde okubundabunda n'abamu okufuuka enfuuzi. Alipoota eraze nti ku buli mwana omu ku baana 1,000 gwosanga mu Uganda tamanyi bazaddebe....
Banna Uganda abaagenda e Saudi Arabia okukola Umurah bakyakonkolalidde mu kibuga Jeedah okumala kati ennaku 2, olw'entambula z'ennyonyi ezaasaziddwamu. Kyavudde ku Drone ennwanyi ezeetalira mu bwengula, ekyaleseewo okutya nti...
Police y'e bidduka ekakasizza nti abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguddo lwa Entebbe Expressway, nga akabenje kano kaguddewo olwaleero ku saawa nga kumi na bbiri n'ekitundu ezokumakya, ku...
Omuliro ogukutte akatale ke Katwe mu Kampala, guteeberezebwa okuba nga gutandiise ku saawa nga ttaano ez'ekiro kya nga 15 March,2026 nga wegukwatidde abasuubuzi baabadde bannyuse dda. Nsambu Joseph ssentebe w'abasuubuzi...
Abesikoopi mu Uganda mu kibiina ekya Uganda Episcopal Comfrence basitudde okwolekera ekibuga Vatican e Roma mu ggwanga lya Italy, ku Lugendo olutongole olubeerawo buli myaka etaano. Mu lugendo luno Ab’episikoopi...