Omukulembeze w'eggwanga era ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni ayimirizza akalulu k'abavubuka mu NRM okubadde e Kololo, olwemivuyo egisusse,nalagira akulira ebyokulonda mu kibiina kino Dr. Tanga Odoi okugira ng'akayimirizza. Akalulu...
Wabaddewo okuluma obugigi mu kubala obululu bw'okulonda ku kifo kya ssentebe w'abakyala ba NRM, abamu ku babadde besimbyewo bwebadduse mu kalulu ku ssaawa esembayo nga bali mu layini, oluvannyuma lwokulaba...
Byaruhanga Hillary abadde akola ne kampuni ya don world security akubye Mutinisa Anthony essasi namutirawo. Mutinisa abadde yaleeta Byaruhanga okukuuma kampuni ye eyigiriza okuvuga emmotoka eya Mutinisa Motors and driving...
Abaasomera ku Trinity College e Nabbingo mu kibiina kyabwe ekya Trinity College Nabbingo Old Girls Association banjudde enteekateeka z’emizannyo gyabwe (Sports Galla) egy’omulundi ogw'okusatu eginaabaawo nga 30.08.2025 ku UICT e...
Ba ssaabawandiisi b'ebibiina byobufuzi ebirina obwa memba mu mukago gwa IPOD batudde mu nsisinkano eyenjawulo, ne Ssaabawolereza wa government saako minister wa ssemateeka n'essiga eddamuzi okulambika enteekateeka y'emirimu gy'omukago egy'emyaka...
Abaali abakozi b'ekitongole ky'enguudo ki Uganda National Roads Authority UNRA ekyagibwawo abawerera ddala 1030, bebaakaweebwa emirimu mu ministry y'ebyentambula n'enguudo era nebafuulibwa abakozi ba government abajjuvu. Ekitongole ki UNRA government...
President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu yegasse ku bantu abalala abasoba mu 120 abaakaggyayo empapula okuvuganya ku bwa president bwa Uganda mu kalulu akajja aka 2026. Abakulembeze ba NUP okubadde...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni atenderezza eyaliko minister w'ebyemawulire era abadde omuwabuzi we ku nsonga z'amawulire omugenzi Marry Karooro Okurutu, amwogeddeko nti obuwereza bwe bubadde bwankizo naddala mukwagazisa abakyala...