Police ekoze enkyukakyuka mu ntambula y'ebidduka, okwerinda omugotteko gw'ebidduka ogusuubirwa ku luguudo lw'Entebbe, akakiiko k'eby'okulonda nga katandika okusunsula abagenda okuvuganya ku bwa president mu kalulu ka 2026. Okusunsula abanaavuganya kuteekeddwa...
Akasattiro kagudde mu kibiina ki Uganda Peoples Congress akakiiko kebyokulonda bwekasazeewo nti abakulu ababiri abeeyita ba president ba UPC Jimmy Akena ne Adim Dennis Enapu tekuli noomu atuukiridde okukwaata bendera...
Eklezia Katulika mu Uganda ekungubagidde Omulangira Dr Paul Mawanda Kyabaggu abadde munnamakolero omukukuutivu era munnabyanjigiriza eyafudde, oluvannyuma lw'okulwalira akaseera akatono. Omulangira Kyabaggu ye mutandisi wa kkampuni eya Bukoola Chemical Industries,...
Abatuuze b’e Lusaze mu ggombolola y’e Lubaga mu Kampala bakeeredde mu ntiisa bwebasanze omuvuzi wa Boda boda James Mugenyi ng’afiiridde ku stage w’abadde akolera. Muganda w’omugenzi nga ye Richard Sande...
Banna byanjigiriza n’abakulembeze ba ssentendekero ez'enjawulo mu mawanga ga East Africa, balabudde ku kizibu kya tekinologiya eyeyongedde mu nsi, nti aviiriddeko omutindo gw'abasomesa n'abayizi okukka nga tebakyalowooza kimala ku byebakola....
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni ayanirizza ababaka b'amawanga abajja ba 3, naasuubiza okukolagana nabo obulungi okunyweza obwaseruganda wakati wa Uganda na mawanga gyebavudde. Ababaka bano bavudde mu Ireland,France...
NUP etandise okusunsula abagala okufuna kaadi y'ekibiina, okuvuganya ku bifo by'ababaka ba parliament, abagala okwesimbawo mu district ye Wakiso, West Nile ne Kigezi bebasoose okusuunsulwa. Abegwanyiza bendera, babadde bagenda eri...