Abatuuze b’e Lusaze mu ggombolola y’e Lubaga mu Kampala bakeeredde mu ntiisa bwebasanze omuvuzi wa Boda boda James Mugenyi ng’afiiridde ku stage w’abadde akolera. Muganda w’omugenzi nga ye Richard Sande...
Banna byanjigiriza n’abakulembeze ba ssentendekero ez'enjawulo mu mawanga ga East Africa, balabudde ku kizibu kya tekinologiya eyeyongedde mu nsi, nti aviiriddeko omutindo gw'abasomesa n'abayizi okukka nga tebakyalowooza kimala ku byebakola....
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni ayanirizza ababaka b'amawanga abajja ba 3, naasuubiza okukolagana nabo obulungi okunyweza obwaseruganda wakati wa Uganda na mawanga gyebavudde. Ababaka bano bavudde mu Ireland,France...
NUP etandise okusunsula abagala okufuna kaadi y'ekibiina, okuvuganya ku bifo by'ababaka ba parliament, abagala okwesimbawo mu district ye Wakiso, West Nile ne Kigezi bebasoose okusuunsulwa. Abegwanyiza bendera, babadde bagenda eri...
Bannakibiina kya NRM nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi w'ekibiina Richard Tadwong bazizzaayo emikono gy'abasemba ssentebe wabwe era president wa Uganda aliko, Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa okuddamu okuvuganya ku bwa president mu kalulu...
Ekitongole ky'eggwanga ekitambuza amasanyalaze mu ggwanga okuva mu mabibiro gaayo ki Uganda electricity Transmission company limited kiri mu mbeera yakusoberwa, olw'ebbanja kampuni ya umeme lyeyagenda tesasudde eriri mu buwumbi 500...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu 5 abagambibwa okulumba ssemadduka webizimbisibwa owa Give and Take Hardware ne banyaga ensimbi ezisukka mu bukadde 200. Obunyazi buno bwakolebwa mu August 2025, era...
Ng’enkola bweri mu ekkulu erya Kampala nga lyetegekera okujaguza emyaka 100 egya Lutikko y’e Lubaga, buli Lwakusatu buli wiiki, Abakristu mu biti eby’enjawulo balamaga mu nkola ya Lamaga Yoyoota okudduukirira...