Bannabyabufuzi Ku ludda oluvuganya government abaali mikwano gya Col. Samson Monday, bamuseredde olw`okwejulula naava Ku mulamwa ogwamutwala mu nsiko, ogw'okuggya president Yoweri Kagita Museven Tibuhaburwa mu buyinza, nti era emyaka...
Olukiiko lw'abalabirizi oliyindira e Lweza lulonze Rev.Can. Associate Prof.Dr.Grace Lubaale ng'omulabirizi w'Obulabirizi bwe Busoga owookuna. Omulabirizi omuggya Prof.Grace Lubaale wakutuuzibwa nga 14 December,2025, ku lutikko e Bugembe mu district ye...
Wabula Police ya Uganda egambye nti terina kyemanyi ku bannansi b'e Kenya 2 abagambibwa okubuzibwawo abakuuma ddembe, bwebali betabye ku zimu ku nkuηaana za President wa NUP Robert Kyagulanyi...
Omusirikale wa police afiiriddewo n'abalala 3 baddusiddwa mu ddwaliro lye Kaliisizo nga balu bubi, bagudde ku kabenje ku luguudo oluva e Mutukula kunsalo ya Uganda ne Tanzania mu kifo ekimanyiddwa...
Kkooti etaputa ssemateeka egobye okusaba kw’omubaka wa Makindye West mu parliament Allan Ssewanyana, kweyali yateekayo nga aliko ensonga ezenjawulo zaawakanya mu bimuvunanyibwa okuba naakakwate ku bijambiya ebyali mu bendobendo lye...
Kkooti enkulu mu Kampala egobye okusaba Kwa munnaUPC Jimmy James Akena kweyatwala mu kkooti ng'awakanya eky'akakiiko k'ebyokulonda okumugoba mu lwokaano lwokwesimbawo kubwa president bwa Uganda mu kalulu akajja 2026, ku...
Police mu Kampala ne mirirano eriiko omusajja gwekutte nga yeyita omudduumizi wa police ya Jinja road mu Kampala, era nti ababadde akozesa ekifo ekyo okuggya ku bantu ensiimbi . Omukwate...
Ebintu by'abayizi b'essomero Buseesa mixed day and boarding primary school e Bugweri byabukadde bwa nsimbi, bitokomokedde mu nnabbambula w'omuliro akutte ekisulo kyabwe emisana. RDC we Bugweri Magala Banuuri agambye nti...