Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abantu okutunulira abakulembeze abalina embavu era abasanidde okutekebwa mu bifo byobukulembeze, lwebajja okujjayo ebirubirirwa mu bitongole ebibawereddwa okukulembera. Katikkiro agambye nti ebifo...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’akomawo munsi ye okuva e Germany, gy'amaze akabanga ng'abasawo abakugu boongera okwekebeggya obulamu bwe. Nnyininsi Sseggwanga Musota ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe...
Ekisaakaate kya Nnaabageraka eky'amasomero agali ku mutendera gw'ensi yonna agamanyiddwa nga International Schools, kigguddwawo ku ssomero lya Kabojja International School. Omumyuka wa sipiika w'olukiiko lwa Buganda Owek Ahmed Lwasa, bwabadde...
Olukiiko olwekenneenya enkola y'emirimu ku magombolola ne ku Masaza ga Buganda gonna, katandise okulambula emirimu egikolebwayo, n'okuwabula ku bisaanye okukolebwa okusitula omutindo. Lwetegereza enkwanaaganya n'enkola y'emirimu ku mbuga y'essaza, n'enkola...
Obwakabaka bwa Buganda bufunye computer ekika kya Tablet eziwera 1000 okuva mu kitongole kya government ekivunaanyizibwa ku kubala abantu ki Uganda Bureau of Statistics (UBOS), okuyambako ekitongole okunoonyereza ku bibalo...
Ssettendekero wa Ssaabasajja Kabaka Muteesa I Royal University atongozza entekateeka Namutayiika egyemyaaka etaano 2025/2030, Mwagenda okuyita okukyuusa Omutindo gw'Ebyenjigiria mu Bwakabaka. Nnamutayiika ono atoongozeddwa Omumyuuka asooka owa Katikkiro Owek Haji...
Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza emipiira gy'amasaza ga Buganda ez'omwaka 2025. Omukolo guyindidde mu Bulange e Mengo. Buddu bwakubefuka ne Gomba ku mupiira oguggulawo empaka ku Lwamukaaga nga 21...