Obwakabaka bwa Buganda butongozza emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka egy'omulundi ogwe 13, ng'emu ku nteekateeka y'okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwe 71. Omukolo gubadde mu Bulange...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Abaami b'Amagombolola mu Bwakabaka okwettanira tekinologiya mu byebakola, kyanguye enzirukanya y'emirimu n'enkulaakulana mu bantu ba Kabaka. Abadde asisinkanye Abaami b'Amagombolola bonna ku mukolo...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abalina endowooza egamba nti Ensimbi yÉnsibuko yÓmukwano, naabawa gaabuwa babe babuvunaanyizibwa ate bafeeyo eri abalala. Katikkiro okwoogera bino asinzidde Kawempe Jinja Kalooli mu...
Obwakabaka bwa Buganda bwanjizza Entebya y’ebyava mu nkola ya Luwalo Lwaffe ey’omwaka oguyise 2025. Mu nkola ya Luwalo Lwaffe abantu ba Kabaka mwebayita okuleeta ensimbi Embuga, okuyambako mu ntambuza...
Ssaabalangira Godfrey Musanje Kikulwe atwrekeddwa ku kyalo Kasawo Kitegula mu Ssaza Kyaggwe. Yava mu Bulamu bw'ensi eno nga 03 February,2026. Ssaabasajja Kabaka Sseggwanga Musota Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye Omulangira...
Ssaabalangira wa Buganda Godfrey Musanje Kikulwe aseeredde ng'obudde busaasaana nga 03 February,2026 mu ddwaaliro erimu e Kamwokya mu Kampala. Ab’olukiiko lwa Ssaabalangira wa Buganda nga bakulembeddwamu Omulangira Kateregga Fredrick Sunday...