• Latest
  • Trending
  • All
Buli amaliriza okulonda adde ewaka – Omuduumizi wa UPDF Gen.Muhoozi Kainerugaba alabudde bannauganda nga betegekera akalulu ka bonna nga 15 January,2026

Buli amaliriza okulonda adde ewaka – Omuduumizi wa UPDF Gen.Muhoozi Kainerugaba alabudde bannauganda nga betegekera akalulu ka bonna nga 15 January,2026

December 16, 2025
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026

Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya

March 16, 2026
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

March 16, 2026
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

March 16, 2026
Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

March 16, 2026
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume

March 14, 2026
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita

March 13, 2026
Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

Nnabagereka akubirizza abakyala okubaako emirimu egivaamu ensimbi gyebatandikawo – abadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu Buganda

March 12, 2026

Uganda Law Society challenges suspension of NGOs at the East African Court

March 12, 2026

Obwakabaka bugguddewo empaka z’amasomero agali mu Buganda eza 2026 – ziyindira ku Kawanda S.S

March 12, 2026
Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

Thomas Tayebwa amyuka sipiika wa parliament yegaanye eby’okubeera n’akakwate kuby’okumenya ekitundu ku katale ka Owino – liizi y’ettaka lye Nakivubo yagizzaayo mu KCCA

March 12, 2026
Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

March 11, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Buli amaliriza okulonda adde ewaka – Omuduumizi wa UPDF Gen.Muhoozi Kainerugaba alabudde bannauganda nga betegekera akalulu ka bonna nga 15 January,2026

by Namubiru Juliet
December 16, 2025
in Opinions
0 0
0
Buli amaliriza okulonda adde ewaka – Omuduumizi wa UPDF Gen.Muhoozi Kainerugaba alabudde bannauganda nga betegekera akalulu ka bonna nga 15 January,2026
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omuduuumizi w’eggye ly’eggwanga erya UPDF Gen.Muhoozi Kainerugaba era mutabani w’omukulembeze w’eggwanga alabudde bannauganda nti buli anaamala okulonda mu kalulu ka bonna aka 2026, adde ewaka tewali byakukuηaanira mu bifo ebironderwamu.

Gen. Muhoozi Kainerugaba agambye nti ng’abyokwerinda sibetegefu kugumiikiriza bikolwa ebiyinza okuva mu bantu okukungaana abantu mu bifo ebironderwamu.

Gen.Muhoozi abadde aliko abajjaasi bateekako enyota ku kitebe ky’amagye e Mbuya,  naategeeza nti tewali nsonga yonna ebeaza bantu mu kifo nga bamaze okulonda, nagamba nti abakuuma ddembe bagenda kubeerawo okulaba nti buli kimu kitambula bulungi, era yalagidde bannauganda nti amala okulonda adde awaka.

Wabula abatunuulizi b’ebyobufuzi, banamateeka nabalwanirize b’eddembe ly’obuntu bakubye ebituli mu bigambo by’omudduumizi wa UPDF, nga bagamba nti ssemateeka w’eggwanga awa bannauganda olukusa okusigala mu bifo webalondera wakiri kilometer 20 ezesudde ebifo ebyo, nga bwebalindirira akalulu okubalibwa.

Amyuka president w’ekitongole ekitaba bannamateeka ekya Uganda Law Society Asiimwe Anthony agamba nti akakiiko k’ebyokulonda mukaseera kano kekalina obuyinza obusembayo okwogera ku ensonga z’ebyokulonda sso si magye oba mudduumizi waago.

Ye akulira oludda oluvuganya government mu Parliament Joel Ssenyonyi asabye amagye okusigala mu kukuuma emirembe gyabannauganda n’okukuuma ensalo, sso ssi kwogera ku byabufuzi.

Omwogezi we ggwandisizo lya NRM Rogers Mulindwa ategezeza  nti omuduumizi wa UPDF obuyinza obuyinza abulina obw’okwogera ku nsonga yonna eteeka ebyokwerinda byeggwanga mu katyabaga,  kuba akwatibwako butereevu okukakasa nti bannauganda bakuumiddwa bulungi.

Gyebuvuddeko ssentebe w’aakkiiko k’ebyokulonda omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama yalabula abantu obutasigala webalondedde, okwewala okuleetawo embeera eyinza okutabangula emirembe n’okukubwa emiggo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
  • Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya
  • Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri
  • Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe
  • Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist