President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, asoomozezza abakulembeze baavuganya nabo ku ntebe y'obwa president, okulambika bwebayimiridde ku nteekateeka...
Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga ka The Electoral Commission of Uganda kalangiridde omuwendo gwa bannauganda ogwawandiisibwa era ogusuubirwa okwetaba mu kulonda...
Alipoota envanyuma ekwata ku buzzi bw'emisango mu Uganda, eraze nti abaana n'abavubuka bangi beenyigira mu bikolwa eby'obumenyi bwamateeka, kyokka ng'emisango...
Abantu abalala 30 okuli ba Inspector baamasomero mu district ezenjawulo, basimbiddwa mu kooti esookerwako eye Mengo, okuwerennemba n'emisango egyokugezaako okubbirira...