Wabaluseewo ekirwadde kya Anthrax ekimanyiddwa nga KOOTO mu District ye Ssembabule, abantu 2 bakakasiddwa nti kibasse wamu n'ente eziwerako zifudde....
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atadde omukono ku mabago g'amateeka 9 negafuuka amateeka agalindiridde okutandika okussibwa mu nkola....
Abakungu okuva mu bank enkulu eya Uganda bibasoberedde mu kakiiko ka parliament akalondoola entambuza y’emirimu mu bitongole bya government, Ababaka ...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde eddwaliro ly'abakyala n'abaana erya Mulago Specialised Women and Neonatal Hospital, okulaba engeri emirimu...