By juliet

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga ng'ono yabadde ddereeva w'emmotoka ya taxi Number UBG 572K egudde neyefuula emirundi esatu, abalala ababaddemu bapooca na biwundu. Akabenje kano kagudde ku kyalo Kalamira ku luguudo oluva e Mbale okudda e Iganga. Aberabiddeko ku kabenje kano bategezezza nti ...

Read More

Ebbeyi y'amafuta erinnya buli lunaku n'omuwendo gw'abasaabaze omutono ogukkirizibwa okusaabazibwa mu bus, ba nnyini bus bagamba nti bibawalirizza okulinnyisa ebisale by'entambula okutandika olunaku lw'enkya olw'okuna. Bannyini Bus mu Uganda abegattira mu kibiina ki United Bus Owners Association ...

Read More

Obubaka nga buno obwetaaga okwongera okuwagira okukubiriza abantu okulwanyisa mukenenya Ebitongole n'amawanga amagabirizi g'obuyambi kukulwanyisa mukenenya bagala gavumenti eyongere ku mutemwa gw'ensimbi zessa mukulwanyisa mukenenya ereme kwesigama nnyo ku buyambi, Uganda bweba yakutuuka ku ...

Read More

Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti n'ekiseera ekyawebwa okutandika okusasula ...

Read More

Namasole Margrete Siwoza nga bwabadde afaanana Obwakabaka bwa Buganda bukeeredde mu kiyongobero olw'okuzaama kwa Namasole Margrete Siwoza. Namasole Siwoza abadde maama wa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.Y'abadde omusika wa Namasole Zirimbuga Musoke, eyali yasikira Namasole ...

Read More

Omubaka Rukaari (ali ku ddyo) nga yennyonyolako mu kakiiko ka COSASE Akakiiko ka palamenti akalondoolo ebitongole bya gavumenti aka COSASE akakulirwa Joel Ssenyonyi kagenda mu maaso n'okukunya abakungu ba gavumenti n'abantu ba bulijjo abagambibwa nti besenza ku ttaka ly'eggaali y'omukka, ...

Read More

Ababaka nga bayambako amyuka sipiika okusala keeki Ababaka bakabondo ka NRM mu parliament nga bakulembeddwamu nampala wa government Thomas Tayebwa leero bayozayozezza omumyuka wa sipiika wa parliament Anita Among olwokutuuka ku mazaalibwage agaaliwo gyebuvuddeko. Bamutwalidde ekirabo ...

Read More

Minister Haruna Kasolo ng'asomesa abe Butambala emyooga Bya Ddungu Davis Ekitongole ekivunanyizibwa ku nsimbi z’okukulakulanya abantu ekya Micro Finance Support Center, kitandise okulondoola n'okusomesa abantu mu bibiina ebyenjawulo abaawebwa ssente zino, okuzuula ensimbi ezibawebwa ...

Read More

Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu katundu akayitibwa Kizungu Zone mu Kibuga Mbarara, okumpi ne Agip Motel. Embeera ya bunkenke wonna mu kibuga Mbarara némiriraano, era ...

Read More

Ebyaliwo mu 2016 e Kasese ku lubiri lw'omusinga Omukulembeze we kibiina Kya NUP Robert Kyagulanyi ssentamu amanyiddwa nga Bobi wine agambye nti kikwasa ennaku nti abantu be Kasese n'okutuusa kati emyaka etaano giweze tebafunanga bwenkanya, ate ng'abantu abandibubawadde ate bebabaatusaako ...

Read More