• Latest
  • Trending
  • All
Abavunaanibwa ogw’okutega bbomu bemulugunyizza olw’okulwa ku alimanda – waliwo eyazaaliddeyo abalongo

Abavunaanibwa ogw’okutega bbomu bemulugunyizza olw’okulwa ku alimanda – waliwo eyazaaliddeyo abalongo

May 5, 2022

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

March 4, 2026
Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

March 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abavunaanibwa ogw’okutega bbomu bemulugunyizza olw’okulwa ku alimanda – waliwo eyazaaliddeyo abalongo

by Namubiru Juliet
May 5, 2022
in Amawulire
0 0
0
Abavunaanibwa ogw’okutega bbomu bemulugunyizza olw’okulwa ku alimanda – waliwo eyazaaliddeyo abalongo
0
SHARES
150
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Bbomu yali yakatulika ku kizimbe kya IPS building mu Kampala

Abantu 19 abagambibwa okubeera abakabinja ka ADF nti era bebaatega bbomu mu Kampala omwaka oguwedde bazziddwayo mu nkomyo e Luzira, omuwaabi wa government talabiseeko.

Abasibe bano babadde baleeteddwa ku kkooti ya Buganda Road okumanya lwebanaasindikibwa mu kkooti enkulu okutandika okwewozaako.

Omulamuzi wa kkooti  Asuman Muhummuza alagidde nebazzibwayo  mu nkomyo okutuusa 26th omwezi guno.

Oludda oluwaabi lulumiriza abakwate, nti wakati wa 2017 ne 2021 nga basinziira mu bitundu bye Kampala, Mpigi ne Wakiso baatega bbomu ezatirimbula abantu abasoba mu  musanvu n’okulumya abalala bangi.

Abavunaanibwa mu musamgo guno ogw’okutega bbomu kuliko abakazi bataano, abasigadde basajja.

Kuliko abakozi ba mobile money Yusuf Muwonge,  Hamza Ssemaganda,Robert Danze ne Shamirah Naddamba.

Abalala ye  Ismail Kiyemba akola gwa kwokya byuma, Muniru Bogere wa Boda Boda, Eron Nanfuka muyizi, Sharon Nakitende mutunzi wa kyalani ne Annet Nakato Nakibirango mukyala wawaka n’abalala.

Omusirikale ng’ategulula bbomu eyali esibiddwa ng’ekirabo (ewasonze akasaale)

Munnamateeka wabwe Geoffrey Turyamusiima,   ayagala kooti egobe emisango egivunaanibwa abantu be, nti kubanga oludda oluwaabi luluddewo okuleeta obujulizi, so ng’abantu be bamaze ebbanga ddene ku alimanda ekirinnyirira eddembe lyabwe.

Agambye nti abantu be babuzaayo ennaku 13 zokka  okuweza emyezi omukaaga, omusibe zaatekeddwa obutasukka ngaali ku alimanda, nga bwegirambikiddwa mu mateeka.

Grace Sonko yoomu ku boluganda lw’abasibe ababadde bazze mu kooti, ng’ayagala muwala we Sharon Nakitende ayimbulwe,nti kubanga baamukwata alina olubuto, era yazaala abalongo ngaali mu nkomyo gyatasobola kubalabirira bulungi.

Abasibe bano kigambibwa be bamu ku baali mu lukwe lw’okutega bbomu ezaabwatukira okumpi n’ekizimbe kya  IPS building okumpi n’ekitebe kya KCCA, endala yabwatukira ku Central Police Station Kampala, mu November wa 2021 abantu musanvu baafa abalala nebasigala neebisago bingi.

Endala yabwatukira mu bus ya Swift yali eva Kampala ng’eyolekera Ishaka,  waliwo neyabwatukira ku Digida pork joint e Kisaasi ku njegoyego za Kampala.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo
  • Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna
  • President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist