• Latest
  • Trending
  • All
Abalwanirira eddembe ly’obuntu bagala Universities zenyigire butereevu mu kulwanirira eddembe ly’obuntu – ab’e Wakiso bafulumizza alipoota ku by’obulamu

Abalwanirira eddembe ly’obuntu bagala Universities zenyigire butereevu mu kulwanirira eddembe ly’obuntu – ab’e Wakiso bafulumizza alipoota ku by’obulamu

May 11, 2024
Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice

Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice

May 25, 2025
 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

May 25, 2025
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abalwanirira eddembe ly’obuntu bagala Universities zenyigire butereevu mu kulwanirira eddembe ly’obuntu – ab’e Wakiso bafulumizza alipoota ku by’obulamu

by Namubiru Juliet
May 11, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abalwanirira eddembe ly’obuntu bagala Universities zenyigire butereevu mu kulwanirira eddembe ly’obuntu – ab’e Wakiso bafulumizza alipoota ku by’obulamu
0
SHARES
181
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Makerere University wamu ne Universities endala  zisabiddwa  okwetaba obutereevu mu kulwanirira n’okulambika ku nsonga z’ eddembe ly’obuntu  mu ggwanga okusinga okuzirekera bannabyabufuzi n’ebitongole byanakyeewa

Bino bibadde mu kutongoza alipoota eyokuna   ey’akakiiko k’eddembe ly’obuntu mu  Wakiso district eya 2023, ku mukolo ogubadde  ku Makerere University School of Vetenary Medicine.

Alipoota y’omulundi  guno ebadde ku mulamwa ogw’okwongera amaanyi mu ddembe ly’bulamu , obuweereza mu bantu wamu n’eddembe ly’okufuna emmere.

Ssentebe wa district ye Wakiso Dr Matia Lwanga Bwanika agamba nti ebimu kubiviiriddeko eggwanga okubeera mu bizibu  ebitaggwa  gemattendekero  nga Makerere University okutandika okwesamba ensonga ezikwata kubulamu bwantu .

Principal wa Makerere school of Vetenary Medicine prof Mwiine Frank ategeezezza  kati bwebagenda okufuba okulaba nga ssetendekero wa Makerere yenyigira butereevu kukulambika ku nsonga ezinyigiriza omuntu wabulijjo, naddala okulwanirira obutonde bwensi nga wano bakutuukira ddala kubuli muntu avunanyizibwa.

Bonabye Kamaadi director avunanyizibwa ku nsonga z’okunonyereza mu kitongole kya Uganda Human Rights Commission ategezezza nti ekitongole kino kyamalirizza okukwatagana ne minisitule ya government ez’ebitundu okulaba nga district zonna zitekesa mu nkola obukiiko obuvunayizibwa ku ddembe ly’obuntu nga district ye Wakiso bwekola.

Ssentebe w’akakiiko k’eddembe ly’obuntu mu Wakiso Elly Kasirye agamba nti alipoota y’omulundi guno essira balitadde nnyo kubyobulamu kubanga bakizudde nti amalwaliro agasinga gali mu mbeera mb.

Agambye nti waliwo nagamu ku malwaliro gebasanze nga gaazimbibwa nga tegaliko bifo byanguyizaako abantu abaliko obulemu okufuna obuweereza obulungi.

Bisakiddwa: Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice
  •  Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -