• Latest
  • Trending
  • All
Abakugu mu by’okukuꞃaanya omusaayi mu Africa batudde mu Uganda okukubaganya ebirowoozo ku bbula ly’omusaayi

Abakugu mu by’okukuꞃaanya omusaayi mu Africa batudde mu Uganda okukubaganya ebirowoozo ku bbula ly’omusaayi

March 6, 2024
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Abakugu mu by’okukuꞃaanya omusaayi mu Africa batudde mu Uganda okukubaganya ebirowoozo ku bbula ly’omusaayi

by Namubiru Juliet
March 6, 2024
in Health
0 0
0
Abakugu mu by’okukuꞃaanya omusaayi mu Africa batudde mu Uganda okukubaganya ebirowoozo ku bbula ly’omusaayi
0
SHARES
185
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abakugu mu by’okukuꞃaanya omusaayi balumiriza nti enkozesa embi ey’omusaayi yeviirako ebbula lyagwo okweyongera mu ggwanga, naabamu okutuuka okugusasulira ensimbi gusobole okubatuukako.

Abakugu bano abali mu lukungꞃaana lw’ensi yonna olukwata ku nkozesa, entereka nenkuꞃaanya y’omusaayi olwatuumiddwa Africa Society for Blood Transfusion (AfSBT) congress oluyindira ku  Speke Resort e Munyonyo, lwatandise nga 04 March, lukomekkerebwa nga 7 March,2024 bagamba nti Uganda ekuꞃaanya omusaayi mungi ddala kyokka nti enkozesa yaagwo yekyetaaga okutereeza.

Bawadde eky’okulabirako nti abantu abamu babeera tebetaaga musaayi mungi nga babeera betaagamu birungo bituno, wabula bakomekkereza bateereddwako omusaayi mungi ekiteekawo embeera y’okugwonoona.

Ekitongole ky’eby’obulamu mu nsi yonna ekya World Health Organization, (WHO), kiraga nti omusaayi wakati w’ekitundu 1 – 7%  ogukuꞃaanyizibwa, gwonoonebwa olw’okukwatibwa obubi naddala mu mawanga agakyakula nga ne Uganda mwogitwalidde.

Dr. Aggrey Dhabangi, omusomesa ku Makerere University ate omukugu mu by’omusaayi, agamba nti kyetaagisa okubawo enkola eyenjawulo mu nkuꞃaanya n’engaba y’omusaayi ku balwadde okwewala okugwonoona n’okufiirizibwa.

Dr. Dorothy Kyeyune Byabazaire, ssenkulu w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku musaayi mu ggwanga ekya Uganda Blood Transfusion Services, agamba nti olukungaana luno lwongedde okubabangula ku ngeri y’okukwatamu omusaayi, okugusunsula n’okugugaba.

Dr. Charles Olaro omumyuka wa ssentebe w’olukuꞃaana luno era nga yaakiikiridde omuteesiteesi omukulu mu ministry y’ebyobulamu, agamba nti abavunaanyizibwa ku kukuꞃaanya omusaayi balina n’okusala amagezi agasomesa abantu okwewalamu endwadde ezimu ng’omusujja gwensiri, nti kubanga gwegumu ku guleetera abantu okugwamu omusaayi nebabeera nga balina okussibwako omulala.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist