• Latest
  • Trending
  • All
Ababaka b’abataka e Bungereza bakiise embuga – okusomesa abaana ennono zabwe kussiddwa ku mwanjo

Ababaka b’abataka e Bungereza bakiise embuga – okusomesa abaana ennono zabwe kussiddwa ku mwanjo

August 4, 2023
Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

May 28, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo

May 28, 2025
Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

May 28, 2025

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

May 27, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ababaka b’abataka e Bungereza bakiise embuga – okusomesa abaana ennono zabwe kussiddwa ku mwanjo

by Namubiru Juliet
August 4, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Ababaka b’abataka e Bungereza bakiise embuga – okusomesa abaana ennono zabwe kussiddwa ku mwanjo
0
SHARES
329
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ababaka ba bajjajja abataka abakulu ab’obusolya e Bungereza bakiise embuga, basabiddwa okunyweeza ennono z’Obwakabaka yonna gyebali.
Ababaka b’Abataka abakulembeddwamu Kibuuka Geofrey owe Bungereza nga akiikirira Jajja Kayiira ow’Embogo, David Ssegawa omubaka wa Mugema e Bungereza, Kiyingi Bbosa ow’Ekika ky’Endiga, Deusi Zziwa ow’Ekika ky’Endiisa , Rebecca Katonda Gwaliwa Omukisa , James Mugga ne Haji Badru Male omubaka wa Namwama beyanzizza Beene olwokubawa obuvunaanyizibwa buno.

Beyamye okukola obutaweera okutaasa Namulondo nga bayita mu Bika byaabwe.

Omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda Prof Haji Twaha Kawaase Kigongo bw’abadde ayogerako gyebali ku mbuga enkulu mu Bulange e Mengo, asabye ababaka Ba Bajjajja mu mawanga g’Ebunaayira obutava ku nnono z’Obwakabaka, bazisomese abazzukulu ba Buganda  wonna bazimanye.

Obuvunaanyizibwa obulala obuweereddwa ababaka bano mulimu okusomesa abaana Olulimi Oluganda n’Obuwangwa , n’Okubamanyisa nti Ssaabasajja Kabaka ky’Ekitikkiro kyokka okusibuka essanyu lya Buganda.

Owek Kawaase agambye nti kikyaamu okulaba  abaana abaganda mu Bungereza ngabbakulira mu mpisa ezityoboola ennono z’Obwakabaka, naabasaba batereeze ekizibu kino.

Ababaka bajjukiziddwa okukola obutaweera okunyweereza ebika mu kwagala Ssaabasajja, kyokka mungeri eyenjawulo nebasabwa okusiga ensimbi mu Buganda, bagende okuva ku mawanga okudda ku butaka nga embeera zaabwe nnungi ddala.

Omukubiriza w’Olukiiko lw’abataka Namwama Augustine Kizito Mutumba asabye abazzukulu ba Buganda emitala w’amayanja baseewo enkola  y’okufunamu obubaka obuva mu Buganda, kisobozese emiti emito okumanya ennono zabwe.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025
  • Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo
  • Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya
  • Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders
  • Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -