Omuyimbi wa Reggea ‘Peetah’ Morgan, era nnannyini Morgan Heritage Band afudde kibwatukira.
Omujamaica ono afiiridde ku myaka 46 egy’obukulu.
Peetah Morgan aliko ennyimba zeyakuba ne bannauganda, ng’olubadde lwakasembayo okufuluma: “Long to be Home” yaluyimba ne munna Uganda Eddy Kenzo.
U Got To (See The World) ft Eddy Kenzo ne S’Villa
Ready ft Shatta Wale, Jose Chameleone ne RJ The DJ.
Hallelujah – Diamond Platnumz ft Morgan Heritage
Olutambi lw’abadde yakafulumya luyitibwa: “The Homeland”.