• Latest
  • Trending
  • All
Government etongozza enteekateeka entongole  – okutumbula empeereza za digital mu

Government etongozza enteekateeka entongole – okutumbula empeereza za digital mu

August 17, 2023
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government etongozza enteekateeka entongole – okutumbula empeereza za digital mu

by Namubiru Juliet
August 17, 2023
in Amawulire
0 0
0
Government etongozza enteekateeka entongole  – okutumbula empeereza za digital mu
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Government mu butongole etongozezza enkola eya digital etumiddwa Uganda’s First Digital Transformation Road Map, egendereddwamu okutuusa internet mu bitundu by’eggwanga byona, n’okuteeka emirimu gyonna  gyonna mu nkola ey’emitimbagano.
Omumyuka w`Omukulembeze w’eggwanga Jesca Alupo y’atongozza enkola eno eya digital, ku mukolo ogubadde ku Serena Hotel mu Kampala, n’agamba nti enteekateeka eno government egenda kugiteekateeka okumala emyaka etaano.
Mu bimu ku bigenda okukolebwako mu myaka 5, mulimi okubunyisa internet mu buli kanyomero k’eggwanga, okusala emiwendo gya internet, okukendeeza omusolo ogugyibwa ku computer n’essimu za smart phone.
Mulimu okusomesa bannauganda enkozesa ya computer,  okubangula bannauganda okumanya n’okwela abafere abayita ku mitimbagano, okunonyeeza bannauganda emirimo nga beyambisa technogiya, nebirala.
Jesca Alupo agamba nti enteekateeka eno singa enabeera etambuziddwa bulungi, emyaka 5 bwejinagwerako ng’ebbula lyemirimu lifuse lufumo mu ggwanga.
Minister w’ebyamawulire n`okulungamya eggwanga Dr Chris Baryomunsi, agambye nti government egenda kweyambisa enkola eno eya digital etongozeddwa, okutuukiriza ebiruubirirwa bya government  ebyokubbulula Uganda mu ddubi ly’obwavu.
Minister Omubeezi owa technologiya n’ebyuma bikalimageezi Oweek Joyce Nabosa Ssebugwawo, agamba nti enteekateeka eno etongozeddwa eya Technologiya, egenda kwanguyiiza bannauganda obulamu, n’okutuusibwako obuweereza obusaanidde.
Minister omubeezi owa Matendekero ag`owagulu JC Muyingo, agambye nti enteekateeka eno egenda kuyamba  okutumbula ebyenjigiriza n`okuyambako abavubuka okwetandikirawo emirimu.
Elsie Attafuah akikiriira United Nations Development Programme UNDP mu Uganda, ayozaayozezza Uganda olw`okutuuka ku kkula lino, wabula n’alabula government nti singa enteekateeka eno  tesoosoowazibwa nnyo mu bavubuka, abakyala n’abantu babulijjo nti tejjakuvaamu birungi.
Bisakiddwa: Musisi John
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament
  • Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya
  • Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge
  • Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University
  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -