• Latest
  • Trending
  • All
Uganda Airlines ekyasobeddwa olw’ennyonyi zeyagula ekika kya Bombadier obutaba na sipeeya

Uganda Airlines ekyasobeddwa olw’ennyonyi zeyagula ekika kya Bombadier obutaba na sipeeya

August 14, 2025
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

April 9, 2026
Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

April 8, 2026
Eyali minister Agnes Nandutu asingisiddwa omusango gw’okubulankanya amabaati g’abawejjere b’e Kalamoja

Eyali minister Agnes Nandutu asingisiddwa omusango gw’okubulankanya amabaati g’abawejjere b’e Kalamoja

April 8, 2026
MunnaNUP Waiswa Mufumbiro awandiikidde Ssaabalamuzi wa Uganda aweebwe akakalu ka kooti asobole okuziika mukyala we

MunnaNUP Waiswa Mufumbiro awandiikidde Ssaabalamuzi wa Uganda aweebwe akakalu ka kooti asobole okuziika mukyala we

April 8, 2026
Hassan Alwi alondeddwa nga munnabyamizannyo asiinze banne mu mwezi gwa March 2026 – mu nsengeka za Real Stars Sports Agency

Hassan Alwi alondeddwa nga munnabyamizannyo asiinze banne mu mwezi gwa March 2026 – mu nsengeka za Real Stars Sports Agency

April 8, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Uganda Airlines ekyasobeddwa olw’ennyonyi zeyagula ekika kya Bombadier obutaba na sipeeya

by Namubiru Juliet
August 14, 2025
in Opinions
0 0
0
Uganda Airlines ekyasobeddwa olw’ennyonyi zeyagula ekika kya Bombadier obutaba na sipeeya
0
SHARES
235
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ababaka ba parliament abatuula ku kakiiko ka COSASE bawuniikiridde oluvanyuma lw’okukitegeerako nti kampuni ya Uganda airlines terina wejja supeeya w’ennyonyi zaayo.

Entabwe eva ku kampuni ya bombardier gyebaagulako ennyonyi,  okutundibwa nga n’ababadde bakola supeeya nabo baasazeewo okuyimiriza emirimu gyayo, ekiyinza okukaluubiriza Uganda airlines singa wabeerawo ekyuma ekifa ku nnyonnyi z’eggwanga.

Akakiiko ka COSASE kasazeewo okuyita abaagula ennyonyi za Uganda airlines z’ekozesa babeeko byebannyonyola ku bigambibwa nti tebaasooka  kukola kunoonyereza kwa ssimba ku kampuni ya bombardier eyali eteekateeka okuggalawo, nga balumiriza nti kino kiyinza okufiiriza eggwanga.

Ekitogole ky’ennyonyi y’eggwanga ki Uganda Airlines kyatandika  mu butongole nga 28 august 2019, era bano baatandika n’olugendo oluva Entebbe okwolekera Nairobi.

Mu kiseera ennyonyi za Uganda Airlines zigenda ku ngendo ezenjawuĺo, ng’ekozesa ennyonyi nnya ez’omutendera gwa CRJ ez’ekika kya bombardier saako ne air bus 2.

Kampuni ya lufthanza technik ebadde ewa Uganda airlines supeeya w’ennyonyi, yategeezezza nti trgenda kuddamu kufulumya supeeya w’ennyonyi ekika Uganda z’erina, ekiyinza okuzibuwaza emirimu z’ennyonyi za Uganda airlines singa wabeerawo ekyuma ekifa ku nnyonyi zino.

Abakulira ekitongole ky’ennyonyi y’eggwanga Uganda airlines balabiseeko mu kakiiko ka parliament ak ka COSASE, nga  bakulembeddwamu ssenkulu Jenifer Bamutulaki ne baakulembera okwanukula kubitatambula bulungi n’ebirumira ebyalabikira mu alipoota ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya government ekwata ku kampuni gyebakulira eya Uganda Airlines.

Ababaka abatuula kukakiiko kano abakulembeddwamu ssentebe w’akakiiko Medard Lubega Sseggona, basoose kulagira aba Uganda airlines okubaako byebalambulula ku bya supeeya w’ennyonyi.

Mukwanukula Jenifah bamutulaki ategeezezza akakiiko Uganda airlines mu kiseera kino esobeddwa, temanyi mbeera egenda kuddako.

Bamutuulaki ategeezezza nti ne kampuni ya bombardier eyandibadde ebayamba nayo yagulibwa kampini ya misitubishi ekyongedde okubanyikka mu Nyanja y’ebirowoozo.

Wabula agumizza eggwanga nti nabo tebatudde nga mu kiseera kino  baperereza kampuni emu eya America, ebeeko bwebayamba.

Gyebigweredde ka COSASE kasazeewo okuyita abantu bonna abaali emabega wokugula ennyonyi za bombardier, nga baali bakimanyi bulungi nti kampuni egenda kuggalawo akiyinza okuzibuwaza okufuna supeeya w’ennyonyi.

Bisakiddwa: Joseph Sseruwooza

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB
  • Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera
  • Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026
  • Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist