• Latest
  • Trending
  • All

TIIMU YA UGANDA U20 EKALUUBIRIDDE SOUTH AFRICA

December 3, 2021

Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

May 28, 2025

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

May 27, 2025
Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

May 26, 2025

FIFA U17 World Cup 2025 – Uganda Cubs eteekeddwa mu kibinja K

May 26, 2025
Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

May 26, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

TIIMU YA UGANDA U20 EKALUUBIRIDDE SOUTH AFRICA

by Namubiru Juliet
December 3, 2021
in Amawulire, blog, News, Sports
0 0
0
0
SHARES
101
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ttiimu yéggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eyabakazi abatasukka myaka 20, ekubye South Africa goolo 1-0 mu mpaka za FIFA U20 woman World Cup qualifiers, goolo eteebeddwa Hadijah Nandago mu ddakiika eye 19.

Omupiira guno guzanyiddwa mu kisaawe kya St Mary’s e Kitende Uganda.

Omutendesi wa ttiimu ya Uganda,Ayub Khalifah Kiyingi, agambye babadde betaaga obuwanguzi bwa goolo eziwerako kyokka tekisobose kyokka nga bafunye emikisa mingi, nagamba bakufuba okwenyweza bafune obuwanguzi e South Africa mu mupiira ogw’okudingana.

Ogw’okudingana gwakubaawo nga 17 omwezi guno, anaawangula wakuzannya ne Ghana oba Zambia ku mutendera oguddako.

Ttiimu 2 zokka zezijja okuyitawo okukikirira ssemazinga Africa mu mpaka z’ensi yonna eza FIFA World Cup ezinabeera e Costa Rica omwaka ogujja.

Captain Fauzia Najjemba agambye nti bagenda kutereza ebyo bye batakoze olwaleero okuwandulamu South Africa.

Abamu ku bazannye omupiira gwa leero ye Juliet Nalukenge, Daphne Nyayenga, Shakirah Nyinagahirwa, Margret Kunihira, Asia Nakibuuka, Simayiya Komuntale, Biira Naddunga, Aisha Nantongo n’abalala.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders
  • Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono
  • Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025
  • Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga
  • UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -