• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

December 1, 2025
UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

February 22, 2026

Enkuba ey’amaanyi erimu Omuyaga esuubirwa mu mwezi gwa March,2026 – abantu ababeera mu Nsozi n’ebifo ebikosebwa amataba balabuddwa okubyamuka nga bukyali

February 21, 2026
Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

February 20, 2026
UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu  za AFCON  2027

UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu za AFCON 2027

February 20, 2026
President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

February 19, 2026
Nixon Agasiirwe  Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

Nixon Agasiirwe Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

February 19, 2026
Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

February 19, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Abatuuze bawambye omusibe ku police nebamutta – abadde ateeberezebwa okutta abafumbo e Kyankwanzi

February 19, 2026
Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

February 18, 2026
Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

February 18, 2026
Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

February 18, 2026
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

by Namubiru Juliet
December 1, 2025
in Opinions
0 0
0
Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abas Byakagaba akakasizza bannauganda nti tebabeeramu kutya kwonna tewali agenda kuleeta fuggyo mu kulonda kwa 2026,  n’ategeeza nti abakuuma ddembe beteeseteese ekimala okuziyiza bonna abagala okukola efugyo.
Ssabapolice egambye nti okuva kampeyini bwezatandika mu September, 2025 wabaddewo okukwatagana nabawenja akalulu naddala ku kifo kya president, nti wabula mu nnaku ntono eziyise bannakibina kya NUP nga bakulembeddwamu abakwatidde bendera ku bwa President Robert Kyagulanyi Ssentemu bagezezzaako okuva ku mateeka agaabalambikibwa,  police kwekusalawo okutandika okubaηanga n’omukka ogubalagala abalala nebagombebwamu obwala nebatwalibwa mu kooti.
Mu ngeri etali ya bulijjo, Abas Byakagaba yayogedde mu lukuηaana lwa bannamawulire police lwetuuza buli monday ku kitebe kyayo e Nagguru.
Byakagaba abuulidde bannamawulire nti police tegenda kuwa mukisa gwonna eri munnabyabufuzi akukuba kampeyini nga bwayagala, sso nga amateeka agalambikibwa akakiiko k’ebyokulonda wegali era gamanyiddwa bulungi.
Mungeri yemu ayogedde ku kikwekweto kyebaakola mu bitundu bye Mbarara, president akwatidde NUP Bandera  Robert Kyagulanyi Ssentamu lweyaliyo ng’awenja akalulu abawerako ne bakwatibwa, Byakagaba agambye nti baali baggumikiriza ekimala ng’abawagizi ba NUP babasosonkereza kwekubakwata.
Byakagaba era alabudde abantu baagambye nti bakozesa emitimbagano okutambuza ebifananyi n’obutambi obw’obulimba ku bakuuma ddembe, nalabula abakikola nti bagenda kukwatibwa obudde bwonna.
Byakagaba era ataangazizza ku kya police okutabangula enkuηaana za Kyagulanyi Ssentamu,naategezezza nti ye tebamulinaako buzibu ng’omuntu, obuzibu buva ku kyakuva ku mateeka g’eby’okulonda.
Ku ky’okukuba omukka ogubalagala mu nkuηana za NUP oluusi nga zimaze okuggwa, ssabapolice agambye nti waliwo abamu kubawagizi abasosonkereza abakuuma ddembe omuli n’okubavuma ne basalawo okubanukula bwebatyo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga
  • Enkuba ey’amaanyi erimu Omuyaga esuubirwa mu mwezi gwa March,2026 – abantu ababeera mu Nsozi n’ebifo ebikosebwa amataba balabuddwa okubyamuka nga bukyali
  • Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana
  • UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu za AFCON 2027
  • President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist