• Latest
  • Trending
  • All
President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

November 12, 2025
UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

February 22, 2026

Enkuba ey’amaanyi erimu Omuyaga esuubirwa mu mwezi gwa March,2026 – abantu ababeera mu Nsozi n’ebifo ebikosebwa amataba balabuddwa okubyamuka nga bukyali

February 21, 2026
Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

February 20, 2026
UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu  za AFCON  2027

UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu za AFCON 2027

February 20, 2026
President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

February 19, 2026
Nixon Agasiirwe  Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

Nixon Agasiirwe Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

February 19, 2026
Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

February 19, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Abatuuze bawambye omusibe ku police nebamutta – abadde ateeberezebwa okutta abafumbo e Kyankwanzi

February 19, 2026
Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka age 71 gitongozeddwa – gyakubaawo nga 12 April,2026

February 18, 2026
Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South asuddewo FDC neyesogga NRM – agenda kusakira bantu ba kitundu kye

February 18, 2026
Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

Government ne Eklezia bakuziimba ekkadiyizo ly’ebikwata ku Kalidinaali Emmanuel Wamala – President Museveni yagenda okubeera omuyima waalyo

February 18, 2026
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

by Namubiru Juliet
November 12, 2025
in Opinions
0 0
0
President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata
0
SHARES
373
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agobye abantu bonna abamubadde okumpi abaava e Kampala nga bagenda bamuwerekera gy’akuba ankuηaana ng’agamba nti agudde mu lukwe lw’abebyokwerinda olw’okubakwata bonna baggulweko emisangosango.

Kyagulanyi Ssentamu bano okubalagira bonna okudda e Kampala kijidde mu kiseera ng’abantu be abawerako bazze bakwatibwa bukyanga atandiika kutalaaga ggwanga ng’anoonya akalulu k’obwa president 2025.

Ababadde bakasembayo okuyoolebwa babakwatidde Mbarara, nga kigambibwa nti bayonoona n’okubba ebintu bya police, n’abamu okusangibwa nga bambadde ebintu ebyefaananyiriza eby’amagye.

Kyagulanyi Ssentamu  bwabade asimbula okugenda e Kanungu ne Rukungiri agambye nti  ababadde basitudde okumwegattako abalagidde badde e Kampala bataase obulamu n’okukola emirimu emirala.

Agambye nti ekibiina kyakwatide bendera ekya NUP kyabanzeewo enkola endala, nga kati buli kitundu kyagendamu abantu baayo bebajjanga okukola obukuumi ku mukulembeze wabwe

Kyagulanyi agambye nti tebagenda kuyimiriza nkuηaana zabwe wadde nga abebyokwerinda buli lukya babateekako eryanyi , obutafananako n’abakulembeze balala abavuganya ku bwa president.

Ebyo nga biri bityo, Kyagulanyi asanze akaseera akazibu okuyingira district ye Rukungiri olw’abakuuma ddembe okumusuulira emisanvu

Ekisaawe kyabadde alina okukubamu olukuηaana olusooka nebakimulemesa nasindikibwa mu kyalo ekirala kyagambye, nti kibadde wala newabadde alina okukuba olukuηaana gyamaze kumpi esaawa 4 nga tatuuka.

Kyagulanyi Ssentamu agambye nti embeera eno ey’okubasuulira emisanvu ebamalira obudde bungi mu luguudo.

Kyagulanyi bwatuuse mu district ye Rukungiri abaayo obwedda bamubanja alwane nga bwasobola Besigye ayimbulwe naye addemu afune eddembe lye.

Kyagulanyi agambye nti abantu be Rukungiri singa bamulonda agenda kulwana abasibe bonna abaakwatibwa olw’ebyobufuzi bayimbulwe#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga
  • Enkuba ey’amaanyi erimu Omuyaga esuubirwa mu mwezi gwa March,2026 – abantu ababeera mu Nsozi n’ebifo ebikosebwa amataba balabuddwa okubyamuka nga bukyali
  • Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana
  • UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu za AFCON 2027
  • President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist