• Latest
  • Trending
  • All
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Ababaka ba NRM abaggya batandise olusirika lwabwe e Kyankwanzi – bassiddwako obukwakkulizo

Ababaka ba NRM abaggya batandise olusirika lwabwe e Kyankwanzi – bassiddwako obukwakkulizo

April 7, 2026
Christopher Okello Onyem avunaanibwa ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – asimbiddwa mu kooti e Makindye naggulwako emisango 4

Christopher Okello Onyem avunaanibwa ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – asimbiddwa mu kooti e Makindye naggulwako emisango 4

April 7, 2026
Ebitongole ebyenjawulo biwaddeyo ambulance ezinaayamba abaddusi mu misinde gya Kabaka Birthday run 2026 – police yeemu ku biwaddeyo ambulance

Ebitongole ebyenjawulo biwaddeyo ambulance ezinaayamba abaddusi mu misinde gya Kabaka Birthday run 2026 – police yeemu ku biwaddeyo ambulance

April 7, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya Yinsuwa eya Tubeere Balamu – awadde amagezi eri kampuni za Yinsuwa okwongera okusomesa abantu

Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya Yinsuwa eya Tubeere Balamu – awadde amagezi eri kampuni za Yinsuwa okwongera okusomesa abantu

April 7, 2026
Government ya Uganda eyisizza obuwumbi bwa shs 905 zongerwe mu nteekateeka zaayo ez’okutegeka empaka za AFCON 2027

Government ya Uganda eyisizza obuwumbi bwa shs 905 zongerwe mu nteekateeka zaayo ez’okutegeka empaka za AFCON 2027

April 7, 2026
Eyatemula abaana 4 e Ggaba – asuubirwa okuwozesebwa mu kitundu gyeyakolera ettemu

Eyatemula abaana 4 e Ggaba – asuubirwa okuwozesebwa mu kitundu gyeyakolera ettemu

April 7, 2026
Abantu 11 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kiteredde Lwengo

Abantu 11 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kiteredde Lwengo

April 7, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza abantu be obubaka bw’Amazuukira ga Yesu – asabye abakwatibwako okussa ebikozesebwa mu malwaliro

Ssaabasajja Kabaka aweerezza abantu be obubaka bw’Amazuukira ga Yesu – asabye abakwatibwako okussa ebikozesebwa mu malwaliro

April 5, 2026
KCCA FC ewanduse ku kikopo kya Stanbic Uganda Cup  2025 – URA FC egikubye 4 -2

KCCA FC ewanduse ku kikopo kya Stanbic Uganda Cup 2025 – URA FC egikubye 4 -2

April 4, 2026
President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

April 4, 2026
Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

April 3, 2026
Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

April 2, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

by Namubiru Juliet
March 17, 2026
in Entertainment
0 0
0
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka eriruηηamya  ebiyiiye ebyenjawlo omuli ennyimba, emizannyo, ebitontome ne Katemba erya Copyright and Neighbouring Amendment bill 2025.
Ebbago lino lizze lyogeza abayiiya, ne bannakatemba ebisongovu, nti olwokulwaawo okuyisibwa, nga bagamba nti kizze kibalemesa okuganyulwa mu biyiiye byabwe.
Wiiki ebadde eeyiseewo namba ng’ababaka bakubagana empawa ku nnyingo ezimu mu tteeka lino, ekyaliviirako okwongezebwayo wiiki namba nga teriyisibwa.
Mu lutuula lwa parliament olwanga 16 Mar h,2026, abayimbi ,bannakatemba n’abayiiya abalala abali eyo mu 50, bakedde ku parliament okubaawo ng’abajjulizi ng’ababaka kukubaganya ebirowoozo ku bbago lino eribakwatako obutereevu.
Bakulembeddwamu omuwabuzi wa President ku biyiiye  Edrisa Musuuza amanyiddwanga Eddie Kenzo, era oluvannyuma lwa Parliament okuyisa etteeka lino, abayimbi bakoolobezza ennyimba ezitendereza Omutonzi.
Omuyambi Edrisa Musuuza yebaziza bayambi banne olw’obumu bwebalaze mu kuyisa ebbago lino.
Commissioner wa parliament Owek Mathias Mpuuga Nsamba ayogeddeko nabamu ku bayambi bano, nabawabula nti nga bwebataddewo akazito okulaba nti etteeka lino liyisibwa, tebasa mukomo bagende mu maaso nga babanja okulambika kwetteeka lino kisobozese eteeka lino okutandiika okukola mu bwangu bwebaba bakuliganyulwamu.
Ebimu ku biri mu tteeka
Etteeka liyisiddwa era nga mulimu ennyingo eziteekawo ebibonerezo ebikakali eri abantu abakozesa ebiyiiye by’abalala mu bumenyi bw’amateeka, okubikyusakyusa nebakolamu ebyabwe nga bwebaagala.
Ekibonereza kyakusibwa emyaka 10 oba okusasula engassi ya bukadde bwa shs 40.
Mu tteeka  lino eriyisiddwa, emikutu gy’amawulire okuli TV, Radio, emikutu emigatta bantu, abategesi bebivvulu, disco nebirala egikozesa ebiyiiye by’abalala okusanyusa abawuliriza n’ekigendererwa eky’okufunamu ensimbi, bakusasulangayo omutemwa gw’ensimbi bannanyini biyiiye bino bafunemu mu buyiiya bwabwe
Emikutu gyempuliziganya naddala egy’essimu egikozesa ebiyiiye by’abantu okuli ennyimba ebitontone ne Katemba byakusasulanga omutemwa gw’ensimbi eri bannanyini biyiiye bino
Wakati mu kukubaganya ebirowoozo ku bbago lino, omubaka wa Kanyum Simon Peter Okwalinga asabye government nti nga abayiiya bwebagenda okuweebwa omutemwa gw’ensimbi okuva eri emikutu gy’amawulire egikozesa ebiyiiye byabwe, nabo government etandike okubasoloozaako omusolo okuva ku nsimbi zebafuna mu kuyimba  ku mikolo gy’embaga ,okwanjula n’ebirala.
Oluvanyuma lwa palament okuyisa etteeka lino, parliament yakulisindiika eri omukulembeze w’eggwanga okulyetegereza n’okulisaako omukono.
Oluvanyuma lyakukubwa  mu kyapa litandike okussibwa mu nkola, nga ne minister wa ssemateeka n’essiga eddamuzi bwakola okuluηηamya okunasobozesa etteeka lino okukola.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba NRM abaggya batandise olusirika lwabwe e Kyankwanzi – bassiddwako obukwakkulizo
  • Christopher Okello Onyem avunaanibwa ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – asimbiddwa mu kooti e Makindye naggulwako emisango 4
  • Ebitongole ebyenjawulo biwaddeyo ambulance ezinaayamba abaddusi mu misinde gya Kabaka Birthday run 2026 – police yeemu ku biwaddeyo ambulance
  • Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya Yinsuwa eya Tubeere Balamu – awadde amagezi eri kampuni za Yinsuwa okwongera okusomesa abantu
  • Government ya Uganda eyisizza obuwumbi bwa shs 905 zongerwe mu nteekateeka zaayo ez’okutegeka empaka za AFCON 2027

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist