• Latest
  • Trending
  • All
Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

March 27, 2026
Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

March 27, 2026
Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

March 27, 2026
Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

March 27, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

March 27, 2026
Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

March 26, 2026

Ttabamiruka w’abavubuka ba Buganda owa 2026 aggaddwawo – baliko ebiteeso byebayisizza omuli n’okusaba government eyiimbule bavubuka bannaabwe abaasibwa olw’ebyobufuzi

March 25, 2026
UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

March 25, 2026

Omwoleso gwa Taste Of Uganda Agro-Trade Exhibition 2026 gutongozeddwa gwakubeera Bungereza -okusitula akatale k’ebyamaguzi bya Uganda eby’obulimi n’obulunzi

March 24, 2026

Bannakibiina kya NRM 23 bebakaggyayo empapula okuvuganya mu kalulu k’okujjuza ebifo by’ababaka ba parliament ya EALA

March 24, 2026
Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

Mulasa Foundation etandise okukwasizaako abaana b’e Mityana ng’ebawa ebikozesebwa ku masomero – kawefube wakusitula byanjigiriza

March 24, 2026
Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

March 24, 2026
Ababaka ba parliament 30 abatajjira mu kibiina kyonna eky’ebyobufuzi mu parliament eye 12 basse omukago ne NRM

Ababaka ba parliament 30 abatajjira mu kibiina kyonna eky’ebyobufuzi mu parliament eye 12 basse omukago ne NRM

March 23, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

by Namubiru Juliet
March 27, 2026
in Nature
0 0
0
Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200
0
SHARES
10
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament eyisizza ennoongosereza mu tteeka eriruηamya entambuza ya kkooti ezisookerwako ezimanyiddwanga Magistrate courts, nga munnongosereza eziyisiddwa kkooti zino zongeddwa obuyinza okuwuliriza emisango eminene nekigendererwa eky’okukendeeza ku mujjuzo gw’emisango egyetuuma mu kkooti enkulu.
Munnoongosereza eziyisiddwa kkooti za Chief Magistrate zongeddwa obuyinza okuwuliriza emisango egiweza omutemwa gw’ensimbi obukadde bwa shs 200 okuva ku bukadde 50 gwezibadde.
Kkooti za Grade one magistrate, zongezeddwa obuyinza okuwuliriza emisango egibalirirwamu obukadde bw’ensimbi 100 okuva ku bukadde bwa shs 20.
Government yayanjula eri parliament ennoongosereza zino ng’eyita mu minister wa ssemateeka n’obwenkanya Nobert Mao, n’ekigendererwa eky’okwongeza kkooti zino ezisookerwako obuyinza okuwuliriza emisango emineneko okukendeeza omujjuzo mu kkooti enkulu.
Mu nnoongosereza eyisiddwa, parliament era ekaanyiiza ne government okuggyawo kkooti za Grade two.
Kkooti zino essiga eddamuzi yali yaaliggyawo mpola mpola, wabula mu tteeka eriruηamya entambuza y’emirimu mu kkooti ento erya magistrate courts zibadde zikyalimu, okutuusa parliament lweyisizza ennoongosereza ezigisiimulamu.
Kkooti za Chief Magistrate ziweereddwa obuyinza okusindiika emisango  egiba giwawaabiddwa mu kkooti ezo eri kooti endala ezisingako, okugeza nga kkooti enkulu  mu kifo kyokugoba obugobi emisango egyo nga bwekibadde kikolebwa.
Parliament bw’ebadde eyisa etteeka lino, ewabudde government ekole ku nteekateeka endala ez’okwongeza kkooti zino obuyinza nazo zitandiike okuwuliriza emisango eminene okuli ettemu n’emirala,  okuggyako emisango gy’okulya munsi olukwe n’egy’obuttujju gyegiba gisigala mu kkooti enkulu n’endala.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka
  • Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu
  • Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200
  • Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027
  • Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist