Omutaka Kasujju Lubinga ayanjulidde Obuganda omusika w’Omulangira eyasomose Daudi Simbwa Kazibwe Ggolooba.

Omusika muzukkulu we ye Nadiim Nakibinge.
Oluvannyuma lw’okumwanjula akwasiddwa abakulu mu ddiini y’Obusiraamu okumusabira.
Emikolo egy’okumusumika ekifundikwa gyakukolebwa enkya nkya 26 February,2025.
Omulangira Golooba abadde mukulu wa Ssaabasajja Kabaka, era mutabani wa Ssekabaka Mutessa Ii.